Claim this profile to manage songs, albums, lyrics, covers and your public artist details.
Added: Jul 02, 2026
The Morning Stars
St James Kikoma
30th March 2024
(Abajitandika) Muwonge Kefa Ngabi,as Chairman Ndagire Robinah,as Secritary Kalule Shadrak,as Maneger
Ensonga Yali Yakutumbula Bitone Bya Bana BA Kanisa Era Kwekubatuma The Morning Stars Kulwokuba Ekigambo Kiwanvu Ne Tukitema Nekibera Tms Twatandika Nabaana Batono Ddala Bali Bataano Boka Nga BA Dancers Ekilowozo Kyokuyimba Kyajja Mu August 2024 Era Robinah Nawandika Akayimba Akasoka Kebayita (Jangu Olabe) Kafuluma Mu October 30th 2024
Oluyimba Oluyimba Olulala Luyitibwa Taata Netonda Lwafuluma February 15th 2025 Oluyimba Olulala Omuzadde 26th May 2026 Tusubira Ebintubinji Abaana Okuyimba Okutumbuka Ebitone Byabwe Nga Bazina Kumikolo Mumakanisa Agenjawulo Nemubifo Binji Nyooo Okuyita Mubitone Tusubira Okuyamba Kubaana Abatesobola Nga Bamulekwa Nabalala Abatalina Buyambi