Mu birowoozo - Dave Davis

Mu birowoozo

5.0 of 5 stars
5 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Mu birowoozo Lyrics

A Dave music baibee 

Loving loving is second to none my priority 

Infact I'm sending my message to her for a friendship 

Nali wakufuuka omupatiri Ono omwana yanzijamu eddini 

Bangobaa Eyo mukelezia nebanaanga obwenzi mwe ba dear 

Nayimirira Eno ku dinisa eye waffe Bambi nze nnemuyitta 

Wenamulabaa nga alingiza obulungi bwe bwansamalirizaaa 

Wentambula wenebaaka (Ono omwana yansigalira mu birowoozo)

Nabaamalaika nze nabaatuma baamugambe (yandya ebirowoozo)

Wentambula nze wenebaaka (Ono omwana yansigalira mu birowoozo)

I say a prayer for her every morning besides my bed 

Kati tubuza father yeeka nkyimugambe mmwambaze Ka ring 

Olwa ebikeemo byensi Eno mukwano tova ku line 

Olwa ensimbi ze tunonya munsi Eno mukwano tonsulawo 

Wentambula wenebaaka (Ono omwana yansigalira mu birowoozo)

Nabaamalaika nze nabaatuma baamugambe yandya ebirowoozo 

Wentambula nze wenebaaka (Ono omwana yansigalira mu birowoozo)

Nabaamalaika nze nabaatuma baamugambe (yandya ebirowoozo)

Natekawo akapande kamugambe Hot boy omutima gumuluma 

Naaye gwe obeera wa ku Friday Nandi yagadde ne tugenda ffembi mu prayer za juma 

Nali wakufuuka omupatiri Ono omwana yanzijamu eddini 

Bangobaa Eyo mukelezia nebanaanga obwenzi mwe ba dear 

Nayimirira Eno ku dinisa eye waffe Bambi nze nnemuyitta 

Wenamulabaa nga alingiza obulungi bwe bwansamalirizaaa 

Wentambula wenebaaka (Ono omwana yansigalira mu birowoozo)

Nabaamalaika nze nabaatuma baamugambe (yandya ebirowoozo )

Wentambula nze wenebaaka (Ono omwana yansigalira mu birowoozo )

Kagwirawo