Moto Moto - Dr Jose Chameleone

Moto Moto

3.6 of 5 stars
101 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Moto Moto Lyrics

[Intro]Moto moto moto this one again.Paddy man, only one, Micheal holy come in! (Chorus)Moto moto leero,Tokiriza mbeera kuzimba ko kayumba (moto moto kale)moto moto leero,Tukole na manyi twekole mu ebizzimba (moto moto kale)Embeera ng’etabuse ekuzimba ko akayumba munange(moto moto kale)Kati nno kazana pakasa yiiya ovunuke munange (moto moto kale) [Verse 1]Ab’oluganda nfunye mu okutyaKuba embozzi gyenjolekedde kuluno mpaanvu nyo y’amazima,Endeese okunyolwaNensalawo nji sengeke muluno oluyimbaSsi lugero, embeera etabuka misana na kirroNasi naki olumu nno bulwa otuloNga plan ozikuba atte nezikulemelawoMunwanyi laba… [Bridge]Amazima sukali wa buseere sikyanywa,Mafuta gabuseere emotoka naparking,Emiwendo gyebintu gyilinya,Emisaala tegyeyongela (ooh) (Chorus) [Verse 2]Tukila ko abasabala mu lyato lya NoahAtalina kabuti empewo gwenafuuwaAwatali lupiiya omwana anatuulaNg’ate asaanide asome (example 2)Jukila America lweyalumba SaddamNg’atalina defensi akyasi gwekinakwataEmbeera efanana nno bwetyo,Mwana wa taata mu Uganda leero [Bridge] (Chorus) [Verse 3]Kati topowa just, nyikira byokolaEngalo tolela boss, osobola, osobolaKatonda first yongela biddi gwe kazzanaOjja kuba first tokirizza kusembaAbaaye sukali wa buseere sikyanywa,Mafuta gabuseere emotoka naparkingaEmiwendo gyebintu gilinya,Emisaala tegyeyongela (ooh) [Outro]Taata we,Nkusaba kyusa mu mbeera (Katonda Almighty Father)Eno mu duniya gyetuli kikaGwe baaba we,Nkusaba kyusa mu mbeera (tusiinza, tusiinza, amasiinzizo gajjula)Wansi eno gyetuli kikaNkusaba kyusa mu mbeera (baaba we)Mu duniya kika, bewajuna bebaza (bebaza, bebaza)Nkusaba kyusa mu mbeeraMu nsi eno gyetuli kikaOooh tulungamye nga Uganda ewez’attanoKatonda tulungamye nga Uganda ewez’attanoKika, kika, kika, kika, kika, kika, kika, kika, kika, kika
Kagwirawo