Ndi Wamukisa - Trapper Star

Ndi Wamukisa

5.0 of 5 stars
2 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Ndi Wamukisa Lyrics

Uh uh uh.. yeehh

Right now..

Sing Da dat..

V1

Um

Ono omukwano gweyasigayabazzaa..

Ummmm

Ntukidde mumakungulaa ntere ngukungule..

Yeno season yomukwano.. 

Munayee tunula amaaso totemyaa ..

Wetegerezee Kiki kyolaba...

Guno omukwano Guyikaa nga mazigaa mumasooo. Oh yeah..

Oba wasindikibwaa kuva muggulu..

Omukwano gwo guntembye guntudde kujooba..

Guzitowa nyoo gumenye amagulu uhh yeah

Beibee ehh..

Eno ensonga nkulu mm

Onkwatidde wamu Oli super glue...

Silina gyengendaaa maaama 

Onina nze...

Yegwee enyanja yomukwano

Onsudde muli lekaa nempugaaa..

Uhmm

Munange nkwatako

Sibiraaaa...

Oh this kind of lovin

This kind of lovin you  u ko

Oh 

Chorus

Ndiwamukisaa nze 

Ndiwamukisaa okusanga omutuufu

Ndiwamukisaa nze 

Ndiwamukisaa okubera mu mutima gwo beeibe eh eh...

Kagwirawo