Dance For Jesus - Ind Governor

Dance For Jesus

5.0 of 5 stars
3 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Dance For Jesus Lyrics

Mukama tumusinze
wanika emiko o gwe tumutende (yeye)
mukama tumusinze wanika emikono anh
abatalina Christo ensi ebafundira yadde nenne we are so lucky twasenga mukama omunenne
IND GOVERNOR radical rapper.....anh

Dance, sometime ojanga netuzina (netuzina)
Dance sometime ojanga netuzina (netuzina)
kulwebyo byakola...... byakolaaaaah
kulwebyo byakola...... byakolaaaaah

wakipawele akina bini weyo
mibili jaffe nga sadaka twagiwayo
bavubuka tebakyabera mubinywero
balyeno, mu Christo balyeno
mikono wagulu kifuba kiwato (gwe)
vakugali kati ate zina Nagano (eeh)
yatuwa tetukyakera mgalo
mukama mukubile mungalo (anh)
mukama takyuka never
he is the same today and forever
kyenva simutta mwekatako ever
ma motto nze jantuma jengenda
bwoba tongamba ku mukama tolina kyongamba
yasinga byona one in a number
everywhere I go kyeva mutima kuba yanunula bwenagwa mukitimba

Dance sometime ojanga netuzina (netuzina)
Dance sometime ojanga netuzina (netuzina)
kulwebyo byakola....... byakolaaaaah
kulwebyo byakola....... byakolaaaaah

nze kanzine obamenyeka omenyeke
Governor nasalawo ebyensi kambileka
nebwompa sente mukama muleke
 tonsobola mbu enjili njileke
life is so sweet nga supu wa jembe
muye yeka mwanafuna edembe
tondobola tomalako edembe
ng'emesse kamassu mukama mufirako
so tight nga glue namwesibako
abaali wansi kati tuli kuntiko
 kyekyo tukubamu nekutiko
from grass to grace zero to hero
obulamu bwakyukamu bili so simple
yanguwa olozeko ku sample
okakase ki tuzinila mu circle

Dance sometime ojanga netuzina (netuzina)
Dance sometime ojanga netuzina (netuzina)
kulwebyo byakola...... byakolaaaaah
kulwebyo byakola....... byakolaaaaah

wakipawele akina bini weyo
mibili jaffe nga sadaka twagiwayo
bavuka tetukyabera mubinywero
tulyeno mu christo
abatalina Christo ensi ebafundira yadde nenne we are so lucky twasenga mukama omunenne
IND GOVERNOR radical rapper anh

Kagwirawo