A red top again, a sent Chris again, a God man.
Chorus
Tuli banunule (banunule banunule) Banunule ono yatugula nomusayi (nomusayi, musayi) nomusayi musayi musayi. Aright den aright den
Verse 1
Embeela yali yamunyigo, twabela mukudaga nga tewali muzanyo, amaziga negakulukuta, olwo sitani enaku nga ayongeza ffe twava mukizikiza omuziki tukuba kubanga yatununula ono yatugula musayi atulaga mukwano tatulaga bukyayi kati njagala mubale kano kabalokole ffena tujoge kubanga lusiba yaswala bwetwafuna mukama twafuna musala.
Chorus 2
Verse 2
Ono yatugula musayi, tatulaga mukwano tatulaga bukyai talina bweyakyama byakola sibyakyama nga sinamufuna nali mpokya I was a bad man Nze Bali nfeesa, naye kati tunyilila mumaaso gamukama tuba mukudigida, kyovolaba we dancing ono setani tumukuba bikonde we party like a super star Jesus party.
Chorus 3
Verse 3
Ono yesu yabisobola, tewali kigana nga tata yakitabula abayaye bawaga bazalawa ffe esaala twasaba ono omusajja talekelela siganye alwawo naye ate talekulila kati njagala mubale kano kabalokole ffena tujjoge kubanga lusifa yaswala bwetwafuna mukama twafuna musaala.