Mukusoka Twalina omukwano gwali gwana madala
Ekyaliwo ngoliwange nalimanyi noo kyalikyadala
Kati gwe ogenze ondekede nju
Buuli wemagamaga all a think about it’s you
Yegwe gwempita mulunji omu weeka
Yegwe gwenali nakwasa omutima
Rwakya lumu gwenogenda
Simanyi oba olina nze wewagundekela
Ondagile nguze mukifuba
Kuba okuva wewagenda sikyefuna
Mukwano gwo gwegwali gunzula
Babbyy
Omukwanogwo……
Love yoo enuma
Nalimanyi ebyokulumwa byakoma buto
Ooohhh
Love yoo enuma aahhaaa
Love yoo enuma buli kiro
Nenkyuka nenkuwenja nenkunonya ngasikulaba
Love yoo enuma buli kiro
Okimanyi nkuya gala night and day
Nze gwolaba nkumisinga everyday
Tofudeyo ogenze tolinze nze ne tonde
Ngezezako okuweleza ku messages
Naye nzo tozilaba
Wandisaside nonzilamu kuba nkoze nkyuse ne color
Love nali njikuteko mubugalo wankuba busu ate nobunaza
Simanyi obawafunayo omulala naye wekiba kityo toli fair
Obulumi olusi bunsukako nekanga nkabye negasangaula
Rwa love yooo
Mukwano komawo
Love yoo enuma buli kiro
Nalimanyi ebyokulumwa byakoma buto
Ooohhh
Love yoo enuma aahhaaa
Love yoo enuma buli kiro
Nenkuka nenkuwenja nenkunonya ngasikulaba
Love yoo enuma buli kiro
Kuba Yegwe gwenali nakwasa omutima
Rwakya lumu gwenogenda
Gwe nogenda