Handsome Spartan aalo! (aaloo)
Viciland International. (aaloo)
Sparty Producer again. (aaloo)
Ah! a dis a Kutukutuku remake!
Otakajenda kandi kunza omunte
Kanokimanya gye ngu niwe wanje nyenka
Ensi yo ninkimanya eyoroba na sente
Nikyorikureebera ngu ninziroonda hoona
Misana kiro essaala nensoma
Katonda akunkuumire eyo
Birunji nfuba nnyo era nenkola aah!
Ntinno onnekuumire.
Omukwano guleete eno
Bambi toguwa ate abo
Nawe nsaba guleete eno
Abo balabe bo abo!
Balabala balabala yenze wuwo ever
KUTUKUTU, (lady ooh!)
MISUWA JIKUTUKA KUTUKUTU (naye nawe)
KUTUKUTU, (lady ooh ho!)
MUTIMA GUKUTUKA KUTUKUTU GIRL I SAY AAH! (naye nawe)
KUTUKUTUKU, (lady ooh!)
MUTIMA GUKUTUKA KUTUKUTUKU AAHA! (naye nawe)
KUTUKUTUKU, (lady ooh ho!)
MISUWA JIKUTUKA KUTUKUTUKU GIRL I SAY HAA! (naye nawe)
Nebwetubeera mu ma-weekend
Mukwano tobawawo space
Kabjje nga banji nga bakukwana
Bagambe my baby olina boss
Ofunye kyaapa mungalo
Baby tebakikusika mungalo
Wadde bagera emirembe ngalo
Ngenda kukwagala ebisukka kungero
Eno love kabejja (kabejjaaa)
Tewali ajisinga kugezza (kugezzaa)
Kabajje nga banji abasajja (basajjaa)
Ndibwomu atalina bisejja (wuuyoo-oo-oo)
Tukole obufumbo obw'ekitiibwa
Tuzaale Darlene Suhairanna
Tusabe omutonzi ow'ekitiibwa
Atuwe emirembe n'abaana
Tusonyiwaganenga my lover (Ma! Ma! my loo my loo ma! ma! ma! ma! my lover!)
Tuliwangaala forever
KUTUKUTU, (lady ooh!)
MISUWA JIKUTUKA KUTUKUTU (naye nawe)
KUTUKUTU, (lady ooh ho!)
MUTIMA GUKUTUKA KUTUKUTU GIRL I SAY AAH! (naye nawe)
KUTUKUTUKU, (lady ooh!)
MUTIMA GUKUTUKA KUTUKUTUKU AAHA! (naye nawe)
KUTUKUTUKU, (lady ooh ho!)
MISUWA JIKUTUKA KUTUKUTUKU GIRL I SAY HAA! (naye nawe)
Abakukwana banji eyo naye ate obulimba nga balina many (you know)
Ssente bakulaga nyinji eyo naye ate obunaku nga balina plenty (naye nawe)
Bwolituuka Mummy mugambeyo eyo (yo! yooo! yooyooyo yooyooyo)
Birunji ndibimuwa tubeereyo nno (yo! yooo! yiiyooyo yiiyooyo)
Obulunji bwoliko eyo!
yenjuba jennina eno
Berulikya my sweet nensobya eno
Nawe tondekawo - you know!
Muwala, Laa tarukiini abadan
Zaujatil haluwa, Kunni maa'i ilaa al-abad
Muwala, (muuwala!) Laa tu'udhini abadan (al al-abadan)
Zaujatil haluwa, (hal al haaluwa) sa-sa'ughani laki fawuzan (lakii faawuzan!)
KUTUKUTU, (lady ooh!)
MISUWA JIKUTUKA KUTUKUTU (naye nawe)
KUTUKUTU, (lady ooh ho!)
MUTIMA GUKUTUKA KUTUKUTU GIRL I SAY AAH! (naye nawe)
KUTUKUTUKU, (lady ooh!)
MUTIMA GUKUTUKA KUTUKUTUKU AAHA! (naye nawe)
KUTUKUTUKU, (lady ooh ho!)
MISUWA JIKUTUKA KUTUKUTUKU GIRL I SAY HAA! (naye nawe).