Ndi Muwanguzi - J Kisakye And Meka Boy

Ndi Muwanguzi

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song

Ndi Muwanguzi Lyrics

Ndi muwanguzi sitya nga ne Yesu abasinga,

Yanywaninide entalo nze wakati mukugezesebwa,

Nange ndi muwanguzi sitya nga ndi ne Yesu abasinga yanwanide entalo nze mundeke musinze nga.

Ebisomozo binji byempisemu,

Omuyaga munji guze,

Abantu banji banjiye nenguma Kuba katonda,

Gwensinza nze mubisinga anti anywanira,

Nze ani gwakoze ebyekisa anyambyenyo munsi eno..

Ndi muwanguzi sitya nga ne Yesu abasinga,

Yanywaninide entalo nze wakati mukugezesebwa,

Nange ndi muwanguzi sitya nga ndi ne Yesu abasinga yanwanide entalo nze mundeke musinze nga.

Yajukira batimayo,yobu teyamuyiwa,

Daudi ku goliyasi Dala Mukama osinzibwe,

Leero nzize nze Mukama nzuno nzize,

Nfula kyoyagala mbeere,

Nesize gwe nkuwereze..

Ndi muwanguzi sitya nga ne Yesu abasinga,

Yanywaninide entalo nze wakati mukugezesebwa,

Nange ndi muwanguzi sitya nga ndi ne Yesu abasinga yanwanide entalo nze mundeke musinze nga..

Gw'abade Tanaba kukwasaganya aah,

Kyuka kati,Yesu gwemusinji omulunji

Sitani ali temperalry byona bikolenwa bulunji muyesu,

Kyekisera kati ngaziwe emikono mpanise

Navayo mukigali kyasitani,

Ndi ok Nkola malidad ndi fresh and clean!.

Ndi muwanguzi sitya nga ne Yesu abasinga,

Yanywaninide entalo nze wakati mukugezesebwa,

Nange ndi muwanguzi sitya nga ndi ne Yesu abasinga yanwanide entalo nze mundeke musinze nga.

Ndi muwanguzi sitya nga ne Yesu abasinga,

Yanywaninide entalo nze wakati mukugezesebwa,

Nange ndi muwanguzi sitya nga ndi ne Yesu abasinga yanwanide entalo nze mundeke musinze nga.

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Download the Howwe Music App
Howwe App