Netale - Gustin vine official

Netale

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Netale Lyrics

Oh uh oh uh oo my love 

[Ono Ye Gustin,vine.]

Yeggwe gwenaterekera all my love

[ another terror part]

Mpita.., woyagalira my love 

[Yeah]

Mbaawo kumpi awo ddala

[ international] 

Ngamba nti onjagala netale

Omukwano ke kambe nesale

Ngamba nti onjagala netale 

Obulungi busaana kwetala

Ngamba nti onjagala netale

Omukwano ke kambe nesale

Ngamba nti onjagala netale 

Obulungi busaana kwetala

My baby love yoo

Eno gyendi ensika, buli kimu kyenkola

Bambi onsika

Simanyi oba byenjogera oba obifuna

Lwakuba bwenjogera mba nseeka

Ooo my love katikitiki eno mbala

Buli kyenkola mukwano nkubaliramu baby

Katikitiki eno mbala buli kyenkola you're my number gyal 

Yeggwe gwenasiima bwompita mpaala 

Obulungi bwo obwo bumpaaza 

Ago amaaso ameeru agentaala

Nobumwa obumyufu bunkyanga

Ngamba nti onjagala netale

Omukwano ke kambe nesale

Ngamba nti onjagala netale 

Obulungi busaana kwetala

Ngamba nti onjagala netale

Omukwano ke kambe nesale

Ngamba nti onjagala netale 

Obulungi busaana kwetala

Oyo mumie daddy 

Abemikwano nzijja nabako mbalowooza

Ebintu byono omwana bya mbavu 

Ye mama ssenga nkuloowoza

Alina empisa Omulungi tatugattata 

Nebwetuyomba tabisaasanya ono

Asaana laavu yokka [yokka] 

Asaana byange byona [byona]

Yeggwe gwe nasiima bwompita mpaala

Obulungi bwo obwo bumpaaza

Ago amaaso ameeru agentaala

Nobumwa obumyufu bunkyanga

Ngamba nti onjagala netale

Omukwano ke kambe nesale

Ngamba nti onjagala netale 

Obulungi busaana kwetala

Ngamba nti onjagala netale

Omukwano ke kambe nesale

Ngamba nti onjagala netale 

Obulungi busaana kwetala

Oh oh oh uh oo my love

Yeggwe gwenaterekera all my love 

Mpita woyagalira my love mbaawo 

Kumpi awo ddala

My baby love yoo

Eno gyendi ensika buli kimu kyenkola bambi onsika simanyi oba byenjogera oba obifuna lwakuba bwenjogera mba nseka

Ooo my love katikitiki eno mbaala

Buli kyenkola mukwano nkubaliramu baby

Katikitiki eno mbaala 

Buli kyenkola you're my number one gyal

Ono ye Gustin, vine

Another terror part

[ challenger pro] 

Ngamba nti onjagala netale

Omukwano ke kambe nesale

Ngamba nti onjagala netale 

Obulungi busaana kwetala

Howwe TikTok