Intro:
Coz for better for worse with you
Kareem Riles
Verse 1:
Ofuse muzila baby ombeleddewo
Obadde nange, nkilabye omubiri onjiliddewo
You're one of a kind
Hmmm yeee
Kati oba muyaye nange kambele
Yantusiza wanno wemunsanze
Ye mpagi nkutte kati nno nange kanyweze
Mattu gage mpulila yekka nze mbagambye
Bridge:
Ontusiza gyenali sililaba
(Ogwana kitibwa mwattu)
Omusajja owamanyi munze omuwanilidde
Aaah
Chorus:
Coz for better for worse with you
(Ndayidde okukuma nkutijjise)
Ma superwoman nina gwe omu
(A caring woman like you tasangika)
Mumbera yonna nga tuli wamu
(Ffeka nga tewali atusumbuwa)
Ma superwoman nina gwe omu
A CARING WOMAN LIKE YOU eeh
Verse 2:
Yo love ompise tomanyi kyonkoze
Onkutteko mpulila nze ngumye
Wali wasalawo kusilika ondeke nyombe
Naye ekyo kindaze tebikola sinze asose
Nze byempulila byonna gwe abinkoze
Nonzijja amagumba kunjegere
Obulumi notwala omukwano noleeta
Ddala gwe ansobola my babe
Bridge:
Ontusiza gyenali sililaba
(Ogwana kitibwa mwattu)
Omusajja owamanyi munze omuwanilidde
Aaah
Chorus:
Coz for better for worse with you
(Ndayidde okukuma nkutijjise)
Ma superwoman nina gwe omu
(A caring woman like you tasangika)
Mumbera yonna nga tuli wamu
(Ffeka nga tewali atusumbuwa)
Ma superwoman nina gwe omu
A CARING WOMAN LIKE YOU
Eeh
Coz for better for worse with you
(Ndayidde okukuma nkutijjise)
Ma superwoman nina gwe omu
A CARING WOMAN LIKE YOU...
INSTRUMENTAL