Nkusange Ku Continent ki,
Ye elinya lyo lisembyayo letter ki,
Oyoya Chicken Oba Nkuletele kuji,
Ndete soda,Oba munanasi,ii,
M.Johna Lovestar,
Kenfunye ono abeteze mwetegule,
Kubanga kafulu mu love,
Nze yanunga nenoga amazima a,
Nze yanunga namala,
Era kati sagala kulaba namulala,
Nebwemuleta abo abalala,
Nafuna ono omwana owembalala,ee,
Awomesa love ye nantamegwa,
Nalimu ebyange byona byona,
Nibwemuleta bale abenamwendwa,
Nakowa njabasula bwele Nakyaka.
Ohh Nalulunji,
Empaka zobulunji waziwangula amazima,
Era i salute you mamy,mubay love,Ompangudeee,
Empaka zobulunji waziwangula amazima,
Era i salute you mamy,mubya love,Ompangudeee.
Nze bulijo yono gwembade mbagamba,
Laba ndi musoga naye anjogeza Luganda,
Nja muloopa ewa kyabazinga,
Kasita anankola bile ebya ba heart breaker,
Nalulunji nkusubiza okwagala,
Nebwoliba omukadee,
Omukwano gwo gwondaze gumeketa,okukila embelengee ,Laba otunula butunuzi nempwenga ,
Onkubisa kelelee,
Laba zena bwentambula ontagaza,
Nzijude love njelele.
Ohh Nalulunji,Empaka zobulunji waziwangula amazima,
Era i salute you mamy,
Mubya love,Ompangee,
Empaka zobulunji waziwangula amazima,
Era i salute you Mamy ,mubya love,Ompagudee.
Bwekiba kitibwa nkuwa kya general,
Because your my best oli special,
Kiliza ontwale nfuuke omuko,
Kuba mubya love osena kunsulo,
Ye alikukwatako ndi mukuba engolo,
Amazima nditama nokukila engo,
Ewafe tuli balwanyi ba warrior ,
Tetuling bali abalala ba failure,
Ewafe kamuli kitayunjwa nze jenzalibwa,
Mu family ya Paul Mulwanyi,
Ooo.
Lyrics Name :Nalulunji By M.Johna Lovestar
Written By:M.Johna Lovestar
📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!