Ni.. Nico
Eeh.. Escapee Jerry
Nina omuwala anyilira
Y'ansingira abawala abalala
Mulungj sibyakwogera
Obulungi bwe mbulaba bwa ddala
Yanziba amaaso n'ammala
Omukwano omungi nze gw'andaga ha
Sikyanoonya kemmufunye asinga Ono nemmusubwa nfudde
Omulungi nkwagala era Kati n'omala okkiriza nti nkutwale kale
Nkutwala lyantonde
Tugende ewaffe lyantonde
Nkwagala lyantonde
Ewaka ewaffe lyantonde x2
Lyantonde y'ewaka
Gyenjagala nkukolere amaka
Nsaba busabi mukwano sikkaka
Salawo ky'oyagala sibyampaka
Abalungi ngwe muli babbula nze ntiddemu okukuluzinga
E kabula gyenkutwala tetulya ntula, njaffuba okukuliisa
Kuba ewaffe gyenkutwala
Baagala kukulaba lw'olikyala
Beesunga n'abaana b'olizaala
Kuba oli mulungi onyuma ekidaala
Nkutwala lyantonde
Tugende ewaffe lyantonde
Nkwagala lyantonde
Ewaka ewaffe lyantonde x2
Konfunye omaze
Mukwano ogenda kulya ngege
Ewaffe nateekayo amajje
Akukwatako akubibwe attibwe
Nze gyenzaalwa ssaza lya kabaka
Mzee lumaama y'alifuga
Lisangibwa kumpi n'emasaka
Ng'omalayo lwengo bw'otyo awo
Ng'ovudde mu kalegero
Welcome to lyantonde gy'oddako
Netuyingira ekibuga
Lyantonde gyenjagala nkutwale ojogee
Nkutwala lyantonde
Tugende ewaffe lyantonde
Nkwagala lyantonde
Ewaka ewaffe lyantonde
📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!