Omuntu - Romantic Dalton

Omuntu

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song

Omuntu Lyrics

Verse1:

Ngenda Nentunulira aah aah Omuntu, Omuntu ngalina byasobola AA okola ebimugasa bawalampa gwe atamulinako

Chorus:

Omuntu mulabe dduka 

Omuntu muttemu yennyini

Omuntu butwa bwenyini 

Oyo akusekera omuntu 

Verse 2:

Nze newunya era nkyewunya,abeyita abasabi,bamwambala makanzu bambala massuti baabo kubituuti,beyita abatukirivu ngate bakyaafu Nnyo,ekirara bayaye bananfusi era bakuusa 

Laba omwana atta nyina agabane ekibanja lwabyanfuna kati nze nesige Ani ,bonna bayaye nze nesige Ani ngabonna bankwe!

Verse3:

Abatalina speed governor mukamwa,nzeno bansobera balegejja bawalabuka buwalabusi bawolokompoka bulikyebasanze kubyebatamanyi omukisa gwange nazalwa naggo omukisa gwava wakatonda nemubajjaja nge abankuza

Re continue:

Abaana bakintu mulimu ekintu munda ya kintu uuh

Laba ekintu kifuuse ekintu,

Oluntu lufuuse oluntu,oluntu oluntu

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Download the Howwe Music App
Howwe App