Intro:
Sosolya
Sosolya
Sosolya
Revolt!
Verse1:
Nze yankuba nze nemanya mbu I got somebody
She really had a nice look this was somebody
Nga ebiiso big big smiles like nobody
Akaviiri tall straight hair musambwa gwe kyetume
Ekyana kyetega eno bannange nze eno nga ndabye
I pulled in a white jeep tugende tukyekole
She worn a 7 inch patte tujefuge
Ebyange noono I could share with nobody
Yali asaana nagitta kuba nze byeyazinya
Naye lukya lumu bannange byeyankola
Akuba 90 namba 4 bwe yampita
Avuga kiralu asaana lya Nakazzi
Nasigaza kimu erinnya ye Nabbutto
Walai kyewankola balooya bakijuliraaaaaaa
Chorus; x2
Ehh Ehh
Ehh Ehhhhhhh
Sosolya
Ehh Ehh
Ehh Ehhhhhhh
Sosolya
Ehh Ehh
Ehh Ehhhhhhh
Sosolya
Ehh Ehh
Ehh Ehhhhhhh
Yali Sosolya
Verse2,
Love no harm is never a principle
Kalume bulumi binno sibya kwekunya
Bweguba mukono nkugambye gwe tambuza Bwekiba kifuba alali gwe setula
Binno byafuka bya battle dying and No Delay
Kati gwe bamenya omutima I got your solution
Break 10 times balibalikyejjusa
A DJ playing this tune kuba Ne enkuddi ffe byanna bizine mwemuzine ffe tuzineeeee
Chorus,
Verse1,(repeated)
Nze yankuba nze nemanya mbu I got somebody
She really had a nice look this was somebody
Nga ebiiso big big smiles like nobody
Akaviiri tall straight hair musambwa gwe kyetume
Ekyana kyetega eno bannange nze eno nga ndabye
I pulled in a white jeep tugende tukyekole
She worn a 7 inch patte tujefuge
Ebyange noono I could share with nobody
Yali asaana nagitta kuba nze byeyazinya
Naye lukya lumu bannange byeyankola
Akuba 90 namba 4 bwe yampita
Avuga kiralu asaana lya Nakazzi
Nasigaza kimu erinnya ye Nabbutto
Walai kyewankola balooya bakijuliraaaaaaa
Chorus , x2
Yali Sosolya
Revolt!
📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!