STANZA 1
Nzikiriza nkubuulire
Ku byakoze munze wotoba (yaniiii hi, yani oba?)
Tapapa kankubuulire
takerewa budde bweebwo (yaniiii hi, yani oba?)
Sikuweeze
Byonna ebinannema nabireeta, kubigere byo
Naye tongobeenga
Yadde bangi bozaala tondekanga
Nebwensobya ondaze ndi mwana
CHORUS
Yahweh eh
Yahweh eh
Obulungi bunnemye
Leka nkusinze eno mpewere
Yahweh eh
Yahweh eh
Ki ekikusanyusa nze nkifiireko
Ki ekikundesa ondaze ndi mwana
CHORUS 2
Naba ki omukwano ogutagula nsimbi yadde
Ogwansika kumpi naawe
Nsaba nfune ng’ogwo nange
Gwanzijja mu buswavu nze ataalina kalungi yadde
Eyenyinyaza era atasaana
Kati wantuuza nabalangira
Kati ki ekinakulema
Ku byokoze binji ddala
Kiki ekinakuyinga
Nsimye byonateesa
Nkolazo nungi jendi
Ensi nebwenayuga
Nteredde
CHORUS
Yahweh eh
Yahweh eh
Obulungi bunnemye
Leka nkusinze eno mpewere
Yahweh eh
Yahweh eh
Ki ekikusanyusa nze nkifiireko
Ki ekikundesa ondaze ndi mwana
Ki ekikundesa ondaze ndi mwana (X2)
📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!