Zulaina - Famous Kaaya

Zulaina

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song

Zulaina Lyrics

Intro  

Love 

Nkugamba love,

Nange Nazalibwa maama love,

Nkugamba love 

Yeee

Verse

Baby ntunulira nze njagala manya ekyo kyolaba,

Baby ntunulira ah nze njagala manya eyo josula,

Abantu bakuno babi omugambo ogwo bagusalika,

Banange baguzunza bakugamba nti eno ewaffe tukuba, 

Naye atte gwe balimba eno fangone omukwano tusuza,

Baby ntunulira gwe bwontunulira ki kyolaba,

Baby manyisa gwe bwontunulira ki kyolaba,

Chorus.

Oli mulungi zulaina oli kawala akasiba ebiina 

Oli mulungi zulaina oli kawala akakuza ebiina,

Nkulabako omutima negwesika, negwesika, negwesika, 

Nkulabako omusayi negwesiba, negwesiba, negwesiba

Oli mulungi nyabo oooh ooh ooh 

Olina akawowo ka baby 

Oli mulungi nyabo jjangu eno,

Eeeh.

 Verse,

It’s a long time no see ndyeno ku fangone nze nkulinze,

It’s a long time no see ndyeno ku fangone nze nkulinze,

Eraaa tontegesa mayinja era,

Eraa tontegesa mayinja nyabo, it’s a long time no see yiiiii,

Era tontegesa mayinja era

Nyabo tontegesa mayinja nyabo.

It’s along time no see 

Its a long time no see

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Download the Howwe Music App
Howwe App