Nkwagaliza Bisinga - Mr Busanzi

Nkwagaliza Bisinga

5.0 of 5 stars
1 votes
Share this Song

Nkwagaliza Bisinga Lyrics

[Verse 1]

Gwe oyagala bintu byessaalina (eh)
Gwe okwagala ebintu byessaalina (eh)
Ah, byebyaletawo embeera
Bwotyo nogenda ngoyomba
Ngogamba nga bwenakulimba amazima
Era abasajja banji olifuna (ai)
No tamanyi nti buli muntu alina omukisa gwe
Mwekyo kyabakola
Era gwe mukugenda tewakimanya nti
Olisangayo akusumbuwa (eh-eh-eh)

[Chorus]
Nkwagaliza, nkwagaliza bisinga (eh-eh-eh)
Eyo gye wagenda
Nkwagaliza bisinga (oh-oh-oh)
Nkwagaliza bisinga
Nkwagaliza bisinga (eh-eh-eh)
Eyo gye wagenda (eh)
Nkwagaliza bisinga

[Verse 2]
Omukwano twalina munji
Nga nze nawe gutusaza mubunji (ah)
Nalimanyi nze gwe wasobola okulonda mubanji (ah)
Naye okwagala siringi kwekwavira ko amanyi amangi
Era bwotyo nakanwaji
Nosalawo ogenze noli (eh)
Nze mukwagala safa kukya bulungi
Naye gwe okunjagala wafanyo kukintu kyasiringi (eh)
Bwebiba bwebityo bwebiba
Noleka omutuufu nolulunkana ne nekyo ekitali kitufu (ah)

[Chorus]
(Eh-eh-eh) Nkwagaliza (eh)
Nkwagaliza bisinga (no-no-no)
Eyo gye wagenda (eh)
Nkwagaliza bisinga (eh-eh-eh)
Nkwagaliza bisinga
Nkwagaliza bisinga (eh-eh-eh)
(Ah, mmh)

[Outro]
Gwolabyeko yabeela omwana
Ekyo tewakilaba
Kogwe kogende (mmh)

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Download the Howwe Music App
Howwe App