*[CHORUS]*
Kyetuliko kyikambwe, Uganda nga kyikambweee...
Obwavu bususe! Economic Disaster!
Kyetuliko kyikambwe, Uganda nga kyikambweee...
Obwavu bususee, Economic Calamity!
*[VERSE I]*
Abaana tebakya soma,
Business tezikyafuna,
Mbu lwa Trade Order,
Omunaku anabya'waa?
Munange weyali akolela bamenyawo,
Nebintu nebabiwamba,
Bagala ffe tulage wa?
Eno Uganda olemwa!
Akeranyo afube okola,
Nemigusa nagisaba,
Akanya mpusa, afune
Ekyigulila amala ediba,
Abakyafata nga aba Council!
*[VERSE II]*
Okumanya kyikambwe, buryamu kyimutuseko,
Mumambuka kyibatuseko,
Ne mu maselengenta kyibatuseko.
Ebuva Njuba kyabatuseko,
Neburwa Njuba nayo kyibatuseko,
Mu Central kyitutuseko.
Economy yandiba ezina kokodde,
Ekyenaku etwawude nto nyo mu dini!
Kobe Mukiriza oba Mukafiri,
Kanya kukazana,
Fuba kupakasa amanyi go gawewe
Eeeeh...
*[VERSE III]*
Abaana tebawasoma,
Business tezikyafunaah,
Mbu lwa Trade Order,
Omunaku anabya waa?
Munange gyeyali akolela, bamewo,
Nebintu nebabiwamba,
Bagala ffe tulage wa?
Eno Uganda olemwa!
Ekyenaku etwawude nyo nyo mu dini,
Kobe Mukiliza oba Mukafiri,
Kanya kukazana,
Fuba kupakasa amanyi go gawewe eeh! the artist: Nel Finds
📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!