Nkulinako Crush - Acidic Vokoz

Nkulinako Crush

4.5 of 5 stars
1.41K votes
  • 1264
  • 143
Lotto
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Nkulinako Crush Lyrics

Am sorry okuteeteeganya
Naye nina kye nkugamba kitono nnyo
Love, nze Acidic Vokoz Uganda
The Lyrically Boy

Ngya kutereera nze nga nkuwangudde
N’omutima gwange ogumpadde
Ne bw’oligenda wa ngya kwekuuma munnange
Ppaka eggulu nga lyeggudde
Obulungi bwo bulikuwanguza award
Mu mpaka zino ez’obwa Miss
Nga Anknown baby ondi munda mu heart
You’re driving me insane
Nze nkubuulidde
Muno mu mutima yeggwe mugole
Abalala banneetegule
Enkuba k’etonnye kagwake
Baby I love you

Nsobola okiddiŋŋana emirundi gyonna gyonna
Nkulinako crush
Ngya kukiggamba era n’enkya bwe nkusanga
Nkulinako crush
Ndaga love love nze nteeka mu ndowooza
Nkulinako crush
Nnyamba, nnyamba, nnyamba
Nkulinako crush

Yeah, omutima gwo nzigulira
Nteekemu eno love gye nina
Ojja kulaba combination
Sitidde bali ne bwe bankyawa
Nga ndi naawe
Ejja kubeera holiday
Ng’oli mu kifuba kyange
Nga bwe nkugambye kanninde
Yadde mmanyi ssigwanidde naye kanninde
Obulungi bwo bulikuwanguza award
Mu mpaka zino ez’obwa Miss
Nga Anknown baby ondi munda mu heart
You’re driving me insane

Nsobola okiddiŋŋana emirundi gyonna gyonna
Nkulinako crush
Ngya kukiggamba era n’enkya bwe nkusanga
Nkulinako crush
Ndaga love love nze nteeka mu ndowooza
Nkulinako crush
Nnyamba, nnyamba, nnyamba
Nkulinako crush

Ngya kutereera nze nga nkuwangudde
N’omutima gwange ogumpadde
Ne bw’oligenda wa ngya kwekuuma munnange
Ppaka eggulu nga lyeggudde
Obulungi bwo bulikuwanguza award
Mu mpaka zino ez’obwa Miss
Nga Anknown baby ondi munda mu heart
You’re driving me insane
Nze nkubuulidde
Muno mu mutima yeggwe mugole
Abalala banneetegule
Enkuba k’etonnye kagwake
Baby I love you

Nsobola okiddiŋŋana emirundi gyonna gyonna
Nkulinako crush
Ngya kukiggamba era n’enkya bwe nkusanga
Nkulinako crush
Ndaga love love nze nteeka mu ndowooza
Nkulinako crush
Nnyamba, nnyamba, nnyamba
Nkulinako crush

Xtreme Music

Lotto
Lotto
MSport