Love nkukooye - Damalie Dama

Love nkukooye

4.5 of 5 stars
189 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Love nkukooye Lyrics

‍Love nkukooye eee 

Love nkukooye ee .... 

Dama....

Tegwali musango okukwagala .

Okukuwa omutima maama teyantuma ..

Wansuutasuta nonkakasa mutima  era nongamba mission yakumpasa

Laaba kyekubideko side 

Naye ewange kinzitoweredde nffaa ... 

Mpulira ntendewaridwa nze (no no ) 

Kirabika watikula gwe kyakoma 

Kati nwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera maziga ...

Nwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera bulumi ....

Love nkukooye ee ,laaba amaziga gontademu muntu wange 

Love nkunaabye eee ,n'ebirooto byenfuna nabyo era bitama 

Aaaaa nooo ,sikyalina suubi nti ndikuwa ekyapa odde 

Love nkukooye ee , abanjagala mumpemu emyaka enna.

Yegwe nsibuko yamaziga gange .

Singa tewajja mubulamu bwange ..

Wandaga aaaa, nti nze mukazzi asingayoo 

Nonfeeraaaa, nti teriba alitwawukanya 

Nga nkuwadde budde bwange n'ebirala byenakola byesiyinza kwatula ...

Nakwesiga manyi nvudde kubayaye bekibuga so obala bibyo ogende ...

Nga amaziga ogasangudde kumbe munange obala kunjuza mutima .... 

Onfumise mukiwundu munda aaaa ....oyise newebakoma..

Egumba munda olikutudde  

Ompadde mutti kwentudde ...

Kati nwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera maziga 

Nwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera bulumi 

Love nkukooye ee ,laaba amaziga gontademu muntu wange 

Love nkunaabye eee ,n'ebirooto byenfuna nabyo era bitama 

Aaaaa nooo ,sikyalina suubi nti ndikuwa ekyapa odde 

Love nkukooye ee , abanjagala mumpemu emyaka enna.

Nali manyi iii, nti emitima jogera nga jogera kimu 

Ng'era manyi iii,  nti fena bwetwagala emitima jagala kimu.

Laaba amaziga gontademu muntu wange ng'ate walayira nti ebyo tolibikola 

Kati esuubi lyensigaza mubulamu bwange byebirooto byenfuna naye ate bitama

Love nkukooye, love nkunabye 

Kati kamenye mitima mujje nga mwetegese......

Love nkukooye ee ,laaba amaziga gontademu muntu wange 

Love nkunaabye eee ,n'ebirooto byenfuna nabyo era bitama 

Aaaaa nooo ,sikyalina suubi nti ndikuwa ekyapa odde 

Love nkukooye ee , abanjagala mumpemu emyaka enna.

Aaaa no! no! no!..........

MSport