Obwakabakabwo - Bbosa Paul

Obwakabakabwo

5.0 of 5 stars
5 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Obwakabakabwo Lyrics

Elinyalyo ssebo rigulumizibwe  

Obwakabakabwo buwambatire ensi

Mpone okuyitibwa embombonze

Ompambatireko mubibatu byemikononjo 

Yesu lunda lwange lwakono 

Olwadyo kumanya nti yemulokozi

Era ayoya okuva mubusibe 

Okulembezanga linyalye awo kiba kaleko 

Obulamu abukuwande 

Kaseera kekano musembenze

Yatuula erinyalye leero 

Liteeke mubuli kigambokyo 

Kikulu kinenenyo

Wewegayalira musagogwo 

Nze taata tondeka nzijayo eyo

Nkwegayirira

         Chorus 

 Mukitabo kyo bwakabakabwo

   Njagala mbe kulunyiriri okuliba abasoka

   Omukisa bwegutukirako

Mukitabo kyo bwakabakabwo

   Njagala mbe kumpi wokwatirako ekumi abasoka 

   Wogololanga omukonogwo

Dala kirungiki yesu wange 

kyewanda bamu nze nga bendi  

Okwerekereza omusayigwo negukulukuta kwekumalawo ebibi byange

Ddala mukwanoki naye mazima 

Okwagala okukwo nga kungi 

okwerekereza omubirigwo nebakuyunza 

Mbukwekumalawo ebibi byange

Ye nkolentya okukwebanza 

Nkulage ntya obumaririvu

Emitego jasitani minji naye 

Okuwagula omulabe tewabakuwanika

Kitange sija kukuswanza 

Gwe natakwagala omwetanga 

Ekisa kyolina kisukulumye 

Ekisa kyolina kinji muli 

olaba wasonyiwa neyunda eyakuwaayo 

Mubalabebo nkwewunya

        Chorus 

Mukitabo kyo bwakababakabwo

  njagala mbe kulunyiriri  okuliba abasoka 

  omukisa bwegutukirako

Mukitabo kyo bwakabakabwo 

   njagala mbe kumpi wokwatirako ekumi abasoka 

    wogololanga omukonogwo

Mukama nsabye nsabye osasiire

Manyi nti buba butamanya bwesombya

Oteke wakati wali mubaliba 

Eli mubwakabakabwo obwomugulu

Nyanukula  esaala zange zekuwereza zonna 

Ensi ebuza webulanga tondekereranyamba 

Ensi ebuza webulanga tondekerera ntasa kitange taata

         Chorus

MSport