Wano - Chosen Becky

Wano

4.5 of 5 stars
554 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Wano Lyrics

Eddie Dee

Tambula, tambula love ojje
Ebintudde ku bwongo
Ssi birala bya love affair
Era w’ondabira wano
Aŋŋambye nti mulinde ajje
Ebintudde ku bwongo
Ssi birala bya love affair, eh
Neesunze akawoowo ko mukwano
Nkulinze nga lwe wasuubiza omutwalo

Wano wano wano wano ah
Wano we wali ebiruma wano
Wano wano wano wano ah
Bino bino bino bino ah
Bw’oba toliiwo biruma bino
Bino bino bino bino ah

Mubiri gwange gwategeera gwe
Gwasiima gwe
Bintu byange byategeera gwe eh yeah
Manya nze ndi kibuga kyo
Jangu osolooze tax (naawe)
Mpulira ndi so thirsty
Na buli bw’olwawo manya ndowooza bingi
Jangu ondabeko bambi
Okukwagala kye nasigaza talent yeah
You’re my talent
Kambe kambe your umbrella
You’re my rella

Wano wano wano wano ah
Wano we wali ebiruma wano
Wano wano wano wano ah
Herbert Skillz on deh one
Bino bino bino bino ah
Bw’oba toliiwo biruma bino
Bino bino bino bino ah

Onkaabizza love entutteko bingi
Entutteko bingi
Come for your love esusse babe
Esusse babe
Bw’ovaawo nfuuka musiru
Yeggwe my hero my Mandela
Ondi ku bwongo ppaka ne ku lulimi
Jangu okebere ku birime byo ssebo omulimi
Gwe kimanye yeggwe gwe ndoota
Kimanye yeggwe gwe ndoota
Eyo mu kiro, yeggwe gwe ndoota
My love, my Mandela

Wano wano wano wano ah
Wano we wali ebiruma wano
Wano wano wano wano ah
Bino bino bino bino ah
Bw’oba toliiwo biruma bino
Bino bino bino bino ah

Wano aah aah aah aah, eh eh!
Wano na wano na wano na wano

Kagwirawo