Gimme - Famekiz

Gimme

5.0 of 5 stars
1 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Gimme Lyrics

Baby kayimba Kako Kano
Kako Kano Famekiz
Cityboy
Kano akayimba nkajje kumutima
Nkwagala lwakuba sirina wakutuma
Nkwagala nyo nkulowozako nze nkuffa nyo
Oli mulongo njagala ompeko buli kirungo
Mpulira bakutenda nyo mbu oli muwoomu olimu buli kirungo
Mbu obasinga nyo oli wanjawulo mukano akazanyo

Gimme a chance mbere mumutima gwo Ina yo heart
Beibe oli important gwe bulikimu you ma sweet heart*2

Njagala nkumulise baby nkuvimbise
Nkwagale nyo bekiluma kibalume
Bwegaba mateeka ffe tujja nakugamenya
Sifuddeyo abo abalala okukolima
Bwekaba kabimbi nze asaana okukalima
Nze akwagala ebyomunda mumutima
Gwe oli kumutima ate oyongera kugukyunya
Ngenda kuzukusa ekiro yadde oli bukunya
Netezze naye gwe lwaki tonzikiriza
Come to me Baby mponya ekizikiza
Buli wenkulaba oyongera kunsikiriza
Toli mukungu naye lwaki onfukamiza

King of Drip nekubye buli kikumba
Ontagaza nze natera kuwunga
Bwoba oganye nze ngenda kulumba
Ensi njiganbe omutima ngutunda. Chorus

Olijja ddi nze nyongera kukwesunga
Bweguba mukwano njagala kukwesiiga
Mubanji yegwe gwendavinga gwendavinga
Nkwagala nyo nkulowozako nze nkuffa nyo
Oli mulongo njagala ompeko buli kirungo
Mpulira bakutenda nyo mbu oli muwoomu olimu buli kirungo
Mbu obasinga nyo oli wanjawulo mukano akazanyo
Njagala nkumulise baby nkuvimbise
Nkwagale nyo bekiluma kibalume
Bwegaba mateeka ffe tujja nakugamenya
Sifuddeyo abo abalala okukalima
Bwekaba kabimbi nze asaana okukalima
Nze akwagala ebyomunda mumutima
Gwo oli kumutima ate oyongera kugukyunya
Ngenda kuzukusa ekiro yadde oli bukunya
Netezze naye gwe lwaki tonzikiriza
Come to me Baby mponya ekizikiza
Buli wenkulaba oyongera kunsikiriza

Toli mukungu naye lwaki onfukamiza
King of Drip nekubye buli kikumba
Ontagaza nze natera kuwunga
Bwoba oganye nze ngenda kulumba
Ensi njiganbe nti omutima ngutunda
Chorus*2

MSport