Mutima - An-Known Prosper

Mutima

4.5 of 5 stars
1.39K votes
  • 1244
  • 147
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Mutima Lyrics

Ooh I L.O.V.E I love you

Love yo enkubyekubye yii
Kebera omutima oba osobola
Omanye ekiri mu nze oyiiye eh
Gwe wootoli mbulwa otulo
Ne life efuuka struggle
My babe, I miss you sure deal, ah
Ŋŋamba omissinga nga bwe nkumissinga
Nga nze bwe nkumissinga
Ŋŋamba onjagala nga bwe nkulovinga, eeh
Kyatule okyatule
Mutima gwange gukwesize
Yagala nze onsaasire, eh yee

Nkwata baby tonvaako (tonvaako)
Ku mutima osule awo (tonvaako)
Mu kiro enkuba ekuba, onnyweze (tonvaako)
Ng’enkuba ekuba omutima gusule (tonvaako)
Yee

Spot Music

It’s gonna take me some time to find someone
Simanyi oba okiraba nti the day you leave me am done
Naye ki twekoza? (twekoza)
Tukole mukwano gwe tumanyi (twekoza)
Abo babi tetubeefasa
Yongeza mukwano bwe neebaza
Love I can’t let you go
Mazima simanyi na kya kukuwa
Your love can’t let you go
Nga bye ndoota by’onkola, eh yii
No baby aba abakwanyi abo babakwanire eyo
Nakwesiba gwe era oli wange omutima gutunuze eno
Yee eh

Nkwata baby tonvaako (tonvaako)
Ku mutima osule awo (tonvaako)
Mu kiro enkuba ekuba, onnyweze (tonvaako)
Ng’enkuba ekuba omutima gusule (tonvaako)
Kwata kwata baby tonvaako (tonvaako)
Ku mutima osule awo (tonvaako)
Baby nnyweza (tonvaako)
Ku mutima osule awo (tonvaako)

Eby’okububa kati bindekere
Fuba kuloopa bakwepikira
Ndi wa kulwana n’abo abakutaayiza eyo abakusiiya
I got no money but ngezaako okufuna ke nfunye
Nsaba Katonda atuteerewo ekkubo tulifuna
Eno life minzaani
Omukwano gwa Angelo ne Yna gwankuba
Njagala bwotyo babe

Kagwirawo