Wanta dda - Ethan Brown

Wanta dda

5.0 of 5 stars
19 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Wanta dda Lyrics

Ono Ethan Brown music... Baby omukwano gwo oguziise.. Eno Smart guy ninzee
.. Eeiiyee... 😭😭💔     (Tukuba)..  

1.  Eno nasuze nchekinga bufananyi ku Facebook yo  kyankanze nga yonna wansagulayo nze eyali mukwano gwo anyumira mu Gallary yo ebyaama byomukwano byonna wabikuddeyo,  Gano agafere g'ekibuga gakulimbye limbye ddala muli olyekwasa ani?!! Ng'ekyombo kyomukwano gwaffe kyimaze okuwuguka ndowooza tonalabuka.  Ennyanja yamaziga genkukaabira eno yajjula oba njira nkulekera bali nwaana na nkasi mukwano eryaato lireme okuwuguka.. Ohhmm!!

(CHORUS):
Kyiki naye mukwano okyuuse nyoo!!  Answer y'omukwano yalina kuba Yes efuuse No!!.. Kati Laba eno Wanta dda obusuwa bwomukwano bwafa dda yenze mukwano gwo eyali owedda Abo tobesiga mizimu baafa dda..!!.💔

2.  Naye Chris... Chris Ompeweeza nga Juice.. Love yaffe yali office laba eyali Boss wanfuula ate Vice..
!!  Ssagala mumutima ondage bukyaayiiii!!.. Nebyekiyaaye byenali ndimu byona sikyaalaiii!!!.. Laba nayimba nakayimba nenkatwaala neku Radio... Yadde nga kaali mu Stereo nga nkwegayirira bwoba eyo mukiro ojjukire obugambo bwanga obwomulwegguloo!!..  Eno ntudde mu Kati wetwatuulanga obunyonyi obulimu bwabanga buyimba Engero Z'omukwano bwatunyumizanga Naye Kati tebulina Gakoowa...  ......
         .    . (Andy magic on the Beat).....

(Chorus):
Kyiki naye mukwano okyuuse nyoo!!  Answer y'omukwano yalina kuba Yes efuuse No!!.. Kati Laba eno Wanta dda obusuwa bwomukwano bwafa dda yenze mukwano gwo eyali owedda Abo tobesiga mizimu baafa dda..!!.💔

3.  Ohhh!! Guno omutima gukuwondera era nze Simanyi nti oba gulitebenkera ohhhohuu Naye Love..  Ohhhweyiyee!!  Lwenasindika Apology Letter waji Receivinga... Naye ate Reply Teya Reachinga kati nkuba essimu laba To- Pickinga... Ohhhwuyee,   Lulengere Olubimbi lwewalima noyoyoota Osiimbye lumbugu ate nobyonoona .. Gwe Eyali afunye ensulo omukwano kweguva Kati ogoberedde mikutu ejikulukusaaa...  Ma bby Tamu tamu oli eyo webuzaabuza kyoka nga nzeno nnyongera kuwotoka wotoka ebyange byali byaddala kyiki muli kyeweyuna Darlie!!!!❤😭

(Chorus):
Kyiki naye mukwano okyuuse nyoo!!  Answer y'omukwano yalina kuba Yes efuuse No!!.. Kati Laba eno Wanta dda obusuwa bwomukwano bwafa dda yenze mukwano gwo eyali owedda Abo tobesiga mizimu baafa dda..!!.💔 (x2).

MSport