Oba - Alphamatik

Oba

5.0 of 5 stars
20 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Oba Lyrics

Oba Uganda etundibwe,
Buli Omu bamuwe sente ze?
Sound it......... Sound it..........
Economy yo enyize, etuuse n'o kunzaza emize

                  [X on the beat]

Alphamatik, Binyumise [B👶BY BOMBE]

Woba Omuffu wali Omukila, Eeh, eeee..
Gwe olowooza n'o musika Omukila, 
Oli yaffa Omukila Eeh, eee.... 
Gwe olowooza neya Sikka Omukila? 
Omuffu ya FFA Omukila
Gwe olowooza N'eyasika Omukila
Ne wobeera wali Omukila, hmmmm
Kale manya nti Omusika omukila

Abenuggu eyo kili kitya?
Kigoma Kyo nakikubye kibayisa kitya
Era mbalaba muli mukutya 
Omuguwa gwa kiddo ebibiri bigula butwa (mwetuge)

Ex Obulamu nga bukuluma
Ffe tuli Eno tetulina na watuluma
Ye kitoffa nawe ne tukuwona
Ne tukuzika oba Might ne tujikyoma

Mwogera Bunji era tubiwulira,
Mukisa mingi kuba twafukamira
Ssidda mabegga ne wonkunamira
N'e bwoli yogera ebilijuza zikalina

Mbu Oyo akwata mukizigo kya mukazi we!
Obadde oyagala nkwate mukya mwanyyo?
Tuwulira osula wa sugar mummy,
Mubadde mwagala nsule wa sugar Daddy?
                      Nekka nawee.....

Woba Omuffu wali Omukila, Eeh, eeee..
Gwe olowooza n'o musika Omukila, 
Oli yaffa Omukila Eeh, eee.... 
Gwe olowooza neya Sikka Omukila? 
Omuffu ya FFA Omukila
Gwe olowooza N'eyasika Omukila
Ne wobeera wali Omukila, hmmmm
Kale manya nti Omusika omukila

Love ya beyi tekya gulika ko
Lwotaguze bizigo olwo tojikomba ko
Hmmm, Capital omuteka wotalaba ko
Ate ne bakulangira ntino tomala na koo

Ex obulamu nga bukuluma
Ffetuli Eno tetulina na watuluma 
Ye kitoffa nawe ne tukuwona
N'e tukuzika oba Might yo ne tujikyoma

Oba Uganda etundibwe,
Buli Omu bamuwe sente ze?
Sound it ....... sound it.......
Economy yo enyize, etuuse n'o kunzaza emize
Eeeeeeeh eeeeeeeh eeeeeeeh

Woba Omuffu wali Omukila, Eeh, eeee..
Gwe olowooza n'o musika Omukila, 
Oli yaffa Omukila Eeh, eee.... 
Gwe olowooza neya Sikka Omukila? 
Omuffu ya FFA Omukila
Gwe olowooza N'omusika Omukila
Ne wobeera wali Omukila, hmmmm
Kale manya nti Omusika omukila


Sound it.......... Sound it...............

MSport