Wankuba nga Akagoma - Arsey Dee

Wankuba nga Akagoma

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Wankuba nga Akagoma Lyrics

Intro:

Huuuuuu eh yenze Arsey Dee wo.

Verse:

Ofuuse ensonga mwana ggwe nkwetaaga.
Olinga endongo bwenkulaba nembibyaamu.
Muli onsanudde n'omutima gwefukuula.
Onsaanze mpominga nga ekirima enguudo kikwesuunga.

Pre chorus:

Leero nkuguddeko nkufunye nkuvaako bantemye na mbazzi.
Obulungi bwo nsiimye nebwonvuma nkumansira sente.
Abakwepikira baby bonnabonna mbatadde mu case.
Abakweerijjako sweat bonnabonna mbasudde mu tooyi.
Abakwagaliza osembe ma baby mbaloopa wa Mungu.

Chorus:

Baby wankuba nga akagoma eya eh,
sweat wansuna nga ennanga oah eh,
bwobula mbeera nga omujega eya eh,
saba nkuwe byotalina mbirina eya.

Verse:

Omukwano gumpe tonseera,
hu mm,
ngamba onjagala tonimba,
hu mm,
lubeerera obe wange tonkyaawa ( tonkyaawanga baby),
hu mm,
yenna akukwana gwensamba(gwensamba oah).

Pre chorus:

Leero nkuguddeko nkufunye nkuvaako bantemye nambazzi.
Obulungi bwo nsiimye nebwonvuma nkumansira sente.
Abakwepikira baby bonnabonna mbatadde mu case.
Abakweerijjako sweet bonnabonna mbasudde mu tooyi.
Abakwagaliza osembe ma baby mbaloopa wa Mungu.

Chorus:

Baby wankuba nga akagoma,
eya eh,
sweet wansuna nga ennanga,
oah eh,
bwobula mbeera nga omujega,
eya eh,
saba nkuwe byotalina mbirina eya.

Verse:

Buli lwenkugambako tusisinkane ma baby onyumiza bulango.
Nebwenkuwaana nti oli mulungi otandika kuyomba.
Oyo akukwaatako ndayira aga nyabo mukuba  ku bontwe.
Nze kuba omukwano gundi bukiika era nsaba bufumbo.

Bridge:

Omukwano gumpe tonseera,
hu mm,
ngamba onjagala tonnimba,
hu mm,
lubeerera obe wange  tonkyaawa,
hu mm,
yenna akukwaana gwensamba (gwensamba oah)

MSport