Nsonyiwa - X Batton Ug

Nsonyiwa

4.7 of 5 stars
15 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Nsonyiwa Lyrics

Royal Ent. Music...... 

Ieyeeeh......

                      1st VERSE. 

N'ali ssisuubira nti akalimi ka love kalikyuka, kati kali munsi ndala ketaaya, 

Nz'eyali akunnyumira, kati love sitenseni wajikyusa... eeeee, oli mukadirisa ondaba numwa kiki t'onsaasira?

Nz'eyali opponent wo, wetwali nga tugusaamba kati at'onesaamba, kati ntetenkanya musubbawa gumpe ekitangaala ggwekuba w'azikira, ggwe muntu ggwenali nin'okubalaga, emikwano n'enganda kiki t'olaba? 

Nti gano mukatambaala ssi mazzi, naye katobye ggwekati weteebere, era ngatonaba kugenda, kiriza mukwano ondese mumatigga ga love, kub'ennyanja y'omukwano ggwo, kirabika njisikudde....

                        CHORUS. 

Wemba n'akunyiiza, Nsonyiwa..... 

Omutima ssirwazi Honey t'olumya.

Nkimanyi bingi by'ondowolereza,

Naye bambi s'akuzibwa bwentyo.

Nkimanyi n'akunyiiza naye Nsonyiwa.....

Omutima ssirwazi Honey t'olumya.

Laba ndi kumuti eno n'ekutte...., ssirina kyakol'obulamu bwekyaye.

                        2nd VERSE. 

Ndi mukibira nsobeddwa laba n'omutwe guluma, n'ekaka ssiraba n'obwongo tebukola okuva bwewanjagala obulamu bw'akyuka, nzena netaaya neka body okalaba, naye kati dear n'ali kunnyama n'onziza katunkuma.

Kati olutambi w'alukyusiza...., wetwanyumya ng'ate oneewala.

Kati mpawamuka nemutulo, buli lwengwawo ndogootana mukwano ggwo dear, n'esuubi lyenali nin'okubeera naawe, byakyuuka kati Batton yemukyaawe.

Nzijjukira akalosa...., akaali mukali akamuli kaloza....., kibuyaga keyafumuula..., luli kumakya........ 

                           CHORUS.

Wemba n'akunyiiza, Nsonyiwa.....

Omutima ssirwazi Honie t'olumya. 

Nkimanyi bingi by'ondowolereza,

Naye bambi s'akuzibwa bwentyo. 

Nkimanyi n'akunyiiza naye Nsonyiwa..... 

Omutima ssirwazi Honie t'olumya.

Laba ndi kumuti eno n'ekutte...., ssirina kyakol'obulamu bwekyaye. 

                          3rd VERSE.

kati nkusaba chance, era n'afuna amafuta ga love, n'aguze n'akamotoka b'akayita mutima, nga kavug'omu, ssikalukale, n'ali mannyi n'akufuna nga mponnye akatale.

Ggwe w'andaga love omutali mbalabe nga n'abaali abalabe mbasaanga babbonga.

Nay'omaliridde..., okundeka laba b'ali obasannyudde, laba n'embeera y'obudde..., weyekyanze nay'ekunyigidde.

Ekyobugagga kyennina, lwaki ontulugunya bwoti bambi sonnyiwa....., I olugeendo jendaga w'aluzibye olutalo ntankudde lwa love ebintu bisobye.

Mazze ssikyepanka, emikwano ejampabya n'ajesonyiwa...., kirabika kussimu yo yes y'afa..., omutima nsab'oddemu ogunkwase..., dear.

                         CHORUS.

Wemba n'akunyiiza, Nsonyiwa.....

Omutima ssirwazi Honie t'olumya.

Nkimanyi bingi by'ondowolereza,

Naye bambi s'akuzibwa bwentyo.

Nkimanyi n'akunyiiza naye Nsonyiwa.....

Omutima ssirwazi Honie t'olumya.

Laba ndi kumuti eno n'ekutte...., ssirina kyakol'obulamu bwekyaye. 

.......... Nsonyiwa......... Honie t'olumya.......

Saakuzibwa bwentyo.

.......... Nsonyiwa......... Honie t'olumya.......

Obulamu bwekyaye.

MSport