Onazala - Raynex D Conquara

Onazala

5.0 of 5 stars
4 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Onazala Lyrics

Ama geng Raynex trapex boomin wants some more niggaz 256 rap game Kati ate ndaba mpunze (kiki ate ) Kati ate nzilamu nze(anha) Kati ate ndaba anyize(enhe) kati oba nfaaki nze(anha)

Onazala (wanji) obwana onazala (nvako) Onazala (ekiki) kibuzo Onazala   X2

Onazala oba onzanya nga zala Mwana muwala sembela tomba wala kati ate oba kiki ate gwe wampamba oli mawugwe ebyange mbikuwade gwe walai nzilamu kigwe ebintu ndaba bikyuse(bikyuse) ebibuzo ndaba bisuse wotazale oliba onzise walla oliba onziiise Nkubuza tonzilamu (tonzilamu) nkizude ombulamu (ombulamu) ngamba oba nkyusemu kale laba kano ka dem ebyange mbikuwade gwe ezange zezizo gwe ogezanga nogana gwe obwana mbwetaga gwe.

                         Chorus!

Obwana mbwetaga Ondaba nga asaga oba onyiga nyiga ngenjjuki wekyanga oja zala ate kumpaka kale nsonyiwa okukukaka tonkabya nja kwetuga nasalawo okukwesiga ngebiwundu oli wakubinyiga wefude ebitagambika ontade mufulaska nswade mubewaka mbusa oba oli mugumba webituse nja kukusamba nze nkoye okunimba tewegomba neighbour. Ngofficer ontisa ombuza mbuza omwana obwana bwana mwana agana mwana anna omwana obwana bwana mwana agana mwana Anna. 

                         Chorus!

Onazala oba onzanya nga zala mbusa oba oli mugumba webituse nja kukusamba Trapeee wama kikube (kikubeeee) Conquara mbuno kibe Ebintu ndaba bikyuse Ebibuzo ndaba bisuse Ondide lide kyoka nkalide ntuka obwana obuzade kyoka okimanyi nze sitamidde simanya nga nekano kawede mubulunji osinganabanji mumputu okilako banji mukuyimba nsinga nabanji nobwana nzala bulunji 

Onazala Onazala Onazala Onazala obwana onazala Anhaa!

MSport