Bendela - Nata De Real

Bendela

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Bendela Lyrics

V.1

Nzijanjaba omutima oguwonye ebiwundu

Nkumira obwongo obuwonye obusungu

Nfimbirwa mukwano omponye ekiyunguuu

Ntambuza omubiri gukole dwiro

Nsangula face ojiwonye entuyo

Nange newane nga owange yewuyoo

Amasa ago

Akayindo ako

Ka face kafe ako

Kansuza nga omukumi wa banka

Chorus#

Bambi bby sembere

Mumaso mukwano gwe longer

Omukwano tuguwanikire bendela

Bendela bendela sembela bendela

V.2

Sikyava muyumba nswala okundaba

Amaso red buli lwendwawo okukulaba

Omukwano gunyiga nfa ohh mama nyabula

Nsasila kyensaba mukwano bambi yanguwa

Mi n yuh wi make a lite couple

For Eva wid mi if yuh git mi sample

She a mine n only nkuba akalango

Mi a strong teri bya kunkuba nago

Amaso ago 

Akayindo ako

Kafesi kafe ako

Kansuza nga omukumi wa banka

Chorus

Bambi bby sembere

Mumaso mukwano gwe lengera

Omukwano tuguwanikire bendela

Bendera bendera sembera bendela 

V.3

Kyensaba gwe mukwano

Lem bi yuh number one

Kambere yuh tano

Bwegaba maje nkukume like kano

Nzijanjaba omutima oguwonye ebiwundu

Nkumira obwongo obuwonye obusungu

Nfimbirwa mukwano omponye ekiyungu

Amaso ago

Akayindo ako

Ka face kafe ako

Kansuza nga omukumi wa banka

MSport