Irene - Bilionia Music

Irene

5.0 of 5 stars
1 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Irene Lyrics

Bwebutyo bwebitandika mubutuufu nali manyi nze byakusaga nga gwoyagala wakamulaba mubutuufu ala bibeera byakusaga naye bwewayita akabaga nga tomulabye owulira tewefuna omutima guluma nebilowozo byesibasiba newefunyafunya notulo netubula .o....mazima owomukwano ireen njagala okimanye nti nze nkwagala o mukwano Ireen kyenkusaba tovanga wendii kubanga Ireen Ireen nkwagala nyo . some times mukwano olusi nkomawo nkoye ngantamide naye gwe noguma ate mukwano nobawo o aa obadewo nange kankusubizenti ndibawo kuba guno mukwano gunyuma okwagala nga gwoyagala nganaye akwagala Kati nkusaba tovanga wendii kubanga guno mutima guluma mukwano bwobanga toliwo mpulira bubi ngansanawo lekaleka togenda mukwano tondekawo kubanga mbeera nfa nga sagala ondekewo.

Mazima owomukwano ireen njagala okimanye nti nze nkwagala o mukwano Ireen kyenkusaba tovanga wendii kubanga Ireen Ireen nkwagala nyo o Ireen Ireen nkwagala nyo.

Nebwekiba kyetagisa kukola kiro namisana njakola nyo nsobole okukulabirila nkuwe bulikalungi mukwano onzalire nabana mbatwale basomere ebulaya omutima gwo gubere mugumu kubanga nalonda gwe namala ebizibu nebwebitulumba mukwano tufube tubisotinge omukwano ngukuwere mukilo nkuwereko nenyongeza

Mazima owomukwano ireen njagala okimanye nti nze nkwagala o mukwano Ireen kyenkusaba tovanga wendii kubanga Ireen Ireen nkwagala nyo o Ireen Ireen nkwagala nyo.

MSport