Kano Kozze - Ivanka

Kano Kozze

5.0 of 5 stars
55 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Kano Kozze Lyrics

Nyongera, omulungi nyongera naawe
(Ivanka)
Nyongera ah, baby girl nyongera neera

Kano kozze, omwoyo gwange ngukuwadde (Baby)
Kano kozze (See), omubiri gwange ngukuwadde (mnn)

Omukwano gunsudde edalu
Ndi kumiggwa onkuba kifalu
Sirina mannyi ninga avva kumbalu
Kiggwa leero mannya nsudde akalulu
Mbeera smart nga nkubye n'ekikalu
Naye bw'enkulaba baby nfunna n'omululu
Lekka mbeere your personal doctor
Buli lunaku nkuwe ka love letter
Bweba bicycle gal oli bisotta
Ate bwe kibba kivvulu my gyal oli poster
Buli akukwatako andetera okutama
Gulawo okuttu my lady nkukuube akaama
Ehh, nkwagala ommu bwatti baby tonsukuma
Bino ebirungi biri mu maaso tusabe Mukama ehh

Kano kozze, omwoyo gwange ngukuwadde
Kano kozze, omubiri gwange ngukuwadde

Instrumental (Sweet Harmonies)

Nyongera, omulungi nyongera naawe
Nyongera ah, baby girl nyongera neera

Baibe,you're the remedy you give me Energy
You're the reason why mi sip Hennesy
A mi di teacher baby come, study commerce
Inna video awards, oli viewers choice
Oli mulungi osinga aba Russia
Osingira dala abawala Abavva Arusha
Sikulaba ngakko ng'onussa Sisha
Gamba Aisha, n'emukwano gwo Anisha
Nti Nkwagala nnyo okusinga ko Mugisha
Ssembera baby tuzine, Tingisha
Ka sweet kakano Jjira gwe n'ondissa
Wanpoonya abakuzzi abatalina Kissa mnn mnn

Kano kozze, omwoyo gwange ngukuwadde
Kano kooze, omubiri gwange ngukuwadde
Kano kozze, omwoyo gwange ngukuwadde
Kano kozze, omubiri gwange ngukuwadde
Kano kozze, omwoyo gwange ngukuwadde
Kano kozze, omubiri gwange ngukuwadde

Oli mulungi osinga aba Russia (Kano kozze, omubiri gwange ngukuwadde)
Osingira dala abawala Abavva Arusha
Sikulaba ngakko ng'onussa Sisha (Kano kozze, omubiri gwange ngukuwadde)
Gamba Aisha, n'emukwano gwo Anisha.

Kagwirawo