Yampa - Baffa soja

Yampa

5.0 of 5 stars
2 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Yampa Lyrics

Nnaka 

Yeah

A baffa soja 

Akabina akatambuza 

Yampa

Yampa 

Ndi muna uganda 

Nnaka 

Oli otya mukwano

Ensangi zino nange ndi eno

Omanyi ginkooya nnyo 

Emirimo ggyenkola ginteganya nnyo 

Naye nga njagala okulabako 

Walayi akabinako 

Bwosagala kampitirirako 

Kyovva olaba nsaba nkakwateko 

Omanyi nze nakabiriko 

Nnaka njagala nnyo omubiri gwo 

Lwosembye okujja ewange 

Neighbor yagamba

Nti

Akabina akatambuza awoza 

Katonda yampa

Katonda yampa 

Ndi munauganda 

Akabina kotambuza Nnaka

E... Yampa

Katonda yampa 

Ndi munauganada

Nnaka alya pizza

Nnaka awomerwa chocolate 

Nnaka awomerwa chips 

E.. E

Nnaka awomerwa enkoko

Nnaka awomerwa embata 

Nga nsiike nga yabyoya 

Nnnaka awomerwa enjibwa 

Nnaka awomerwa empeewo

Nnaka awomerwa nnyo enjaza

Akabina akatambuza awoza 

Katonda yampa

Katonda yampa 

Ndi munauganda 

Akabina katambuza awooza 

Katonda yampa

Katonda yampa 

Ndi munauganada

Leeta maama wo 

Ne owange bekube 

Nnaka bwangamba 

Namuleeta bekuba 

Mbu afuneyo 

Bu girlfriend bubiri 

Nabwo no bwekube 

Bwekube nga sisetuka 

Nga musajja wange 

Akabina akatambuza awoza 

Katonda yampa

Katonda yampa 

Ndi munauganda 

Akabina katambuza awooza 

Katonda yampa

Katonda yampa 

Ndi munauganada

MSport