ABC - Kell Wayst

ABC

5.0 of 5 stars
1 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

ABC Lyrics

Verse:

Baby mbega ndya ndi kasuju kali akabala
Guno omukwano ogwafe guwoma nga kibala
Onyimbisa obuyimba bwa sheeba nti twesana
Wanteka front page baibe twegwana
Kaali kaali nga twemola baby mpa love
Nze kati tonkubya dolera nze ntya ebigambo
Nze kati tonkubya dolera nze ntya ebigambo
Baby oba nkuweke ku gaali
Baby oba nkuteke mu van

Chorus:

A B C D
Amagumba gakumbuza
Ebinywa no byereze eno
Buli kitundu kikumbuza (×2)

Verse:

Oba nkutereko ka chai oba nkuwe juice
Baby nkufumbire ka pan oba nkuwe cake
Ontoko tokosa ofumba bye matira nkuwa love ojitereka mu kutiya
Baby ndibawo nebwekuba kusula mbibawo
Ndibawo nebwekuba kusula mbibawo

Chorus:

A B C D
Amagumba gakumbuza
Ebinywa no byereze eno
Buli kitundu kikumbuza (×2)

Verse:

Omutuma gwange waguwamba ondi ku near
Oli sweet mata aga ngamiya oli hot
Nkuyayanira muto ku bagiya baby tondalusa
Buli lwo bulawo omutima eno gu kumanja
Eno love ka keka oluka bwensona ebyo bye nyumirwa

Chorus:

A B C D
Amagumba gakumbuza
Ebinywa no byereze eno
Buli kitundu kikumbuza (×2)

MSport