Eeeeeeh nn...Nevy Beats
Amazima gali nti nze honey nkwagala
Amazima gali nti nze honey nkumatira
Amazima gali nti nze honey nfiirawo
Amazima gali nti w'otali ssibeerawo...
Kati nno olwaleero n'olwenkya njagala mbe naawe
Kati nno nebwemba ntambudde nze ntambule naawe
Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange
Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange
Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange
Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange
Mubyomukwano tetulyekyawa
Nze naawe okweyagala eno ye ssawa
Ssirikugattika nnyabo ekyo ndayira
Buli wenzira nga nkusabira
Ndi muyiziwo nsaanidde okuyiga
Oli ddigobe osaanidde okubegwa
Kululwo nze ngenda ffuuka mbega
Ndi mulokole ssirikunywesa nzoga
Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange
Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange
Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange
Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange
Kati nno Njagala onfuule mukyala nkuzaalire abaana Emirembe gyange gyonna ndigifuna ndi naawe Kati nno olwaleero n'olwenkya njagala mbe naawe Kati nno nebwemba ntambudde nze ntambule naawe
Ssirikugattika nnyabo ekyo ndayira
Buli lwennaafukamira nga nkusabira
Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange
Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange
Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange
Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange
Kati nno olwaleero n'olwenkya njagala mbe naawe
Kati nno nebwemba ntambudde nze ntambule naawe
Kati nno olwaleero n'olwenkya njagala mbe naawe
Kati nno nebwemba ntambudde nze ntambule naawe