Da love planner
Film star nga black panther
Akazanyo kano kewunyisa
Emikono wagulu abatuuze mbasanyusa
Omukisa lufula buli lunaku basala
Twawunga
Nebwogunemesa kumakya, olwegulo ngufuna
Twawunga
Eyandikuyambye gw'olungila akatwa
Twawunga
Kati ndi kuntiiko soda kumikolo
Kumikolo *2
Mbadde mu jail nga nkola dwiilo
Natoba nyo kati mbalese mile
Buli wempiita, our man sail
Kambabileko gano maanyi ga bail.
Awakana, ddayo ku ssomero
Sibuli omu nti alya ebijjanjjalo
Twatoba nyo, mwaseka nyo
Nakola class work nga muli mu muzaanyo
Kati ever better
Buli ssawa bampiita
Banjagala nga court oba sweater
Mbababula nafuuka bunyotta
Munkalamata banjoya nga water
Mpooma nyo nze ndi so sweeter
Bamanyi nyo nga soda wa fanta
Rhyme zenkuba zikyamula ne kaguta
Ndi ambassador ekitibwa Kya taata
Omukisa lufula buli lunaku basala
Twawunga
Nebwogunemesa kumakya, olwegulo ngufuna
Twawunga
Eyandikuyambye gw'olungila akatwa
Twawunga
Kati ndi kuntiiko soda kumikolo
Kumikolo *2
Omwana was neighbor akeera kola
Mmmmh, gwe okeera mu ssabo
Buli kyakola oba omulimilira
Mukifo ekyokukera mu bitabo
Ssomesa owuwo akuwonye empewo
Otunda ngoye , owalana atunda cow
Naye lwaki owalana omusawo
Kyoka obulwadde bwo busokera wuwo
Empalana ezitalimu, Ekyo kyalo
Mukifo ekyokukera obeere kigalo
Mukama yampadde favor
Y'essawa mbalage nti nempunu nva
Omukisa lufula buli lunaku basala
Twawunga
Nebwogunemesa kumakya, olwegulo ngufuna
Twawunga
Eyandikuyambye gw'olungila akatwa
Twawunga
Kati ndi kuntiiko soda kumikolo
Kumikolo *1
Eno new brand
A sail Hawky mbadde mu weekend
Nvuddeyo ntuuse my friend
Kati nkasuka word ku word
Kano kawoma nga gonna ayokya
Musomesa mu lungureza ndi teacher
Abanelijako mbasoota nga kyenja
Kino mukimanye nti nze bampiita major
Respect
A sail Hawky
Jozy bax
Eeee!
Ayaayaaa!
Waya say!