Stranger - Baffi Solja

Stranger

5.0 of 5 stars
11 votes
Share this Song

Stranger Lyrics

Hello stranger
Yenze gwe waleka mujeela,
Akulowooza mukiro nekumakya nga bwakakeela
Yadde nga gwe ompita muleela osanga Tonzijukila yenze ka guy kewasenza,
Nomala nokagoba nga embwa bino nze sabisubila
Nayiwa amata natunula nga rasta eyakubwa enjaga
All i wanted is your love
Bakwogelela naye nga ate kunze oyaka.
Singa nali Wamanya nti olindekawo nodukila ebili ewala
Nakwegabila my girl
Nasembeza omuliro so close to butter
Wontunulira muli olaba ki
Akwagala omusendesa luti obala kaki
Hmm
Nga wadde zenina zanakati
Njakwewola nkusanyuse
Babe onalya kaki

Stranger gweyantegeela
Yenze eyali mukwano gwo
Nga wadde byali byakito
Watuuka nyo eli munda
Nzijukila eddobozi lyo
Ndowoza kuka mwenyuko
Kanyonyi jooli che tojja
Nsabilila nkulabeko obugalo mbukwateko
Watuka nyo eli munda
Mbuyana lwamukwano gwo nze njagala omanye buto

Maybe kangezeko somewhere else ngume Ofuuke ex nebano bandozeko
I gave what i could and the Rest was stolen Nayabika kati nabivako
Wandeka mubanga
Ebijukizo olusi babe binkabya
Nze byanemelela nakusa musaala
Onsiiba ku mutwe
Kyoba omanya ondwaza
Mutwe
Omulunji weh gaza
Onsulilide nyo ndikomawa okaaba
Lord have mercy
Nayiga nezaala
Wewandekulila nali manyi osaaga
Stranger
Stranger
Omutima ogulumiza mubyenda
Stranger
Stranger
Wowulila kano nsaba odeyo ekka

Gweyantegeela
Yenze eyali mukwano gwo
Nga wadde byali byakito
Wakuta nyo eli munda
Nzijukila eddobozi lyo
Ndowoza kuka mwenyuko
Kanyonyi jooli che tojja
Nsabilila nkulabeko obugalo mbukwateko
Watuka nyo eli munda
Mbuyana lwamukwano gwo nze njagala omanye buto

And ever since i lost you
I got so wild and so cruel
Yegwe eyali antegeela
Wali mutuffu i dont deserve you
Ndi musilu ndi mwaavu
Ndowoza wafuna ategeela
Ali kukuba empeta
Ali kwelabiza nayona jetwayita
Oyo alimanya wosuula
Alijangawo amaziga buli wolumwa
Tewanema nga wolowooza mukwano
Nayagala manya otya wolowooza
Nti onotwala ani mukaseela
Naye ela namala nemanya
Oyo gwewalonda.
Wali mulunji mukusooka
Naye nga toyagala manya nsobi zo nentya
Obulumi bwenina bwaleeba ate nga
Tebulikoma paka nga ozeyo ekka
Wontunulira muli olaba ki
Akwagala omusendesa luti obala kaki
Hmm
Nga wadde zenina zanakati
Njakwewola nkusanyuse
Babe onalya kaki

Stranger gweyantegeela
Yenze eyali mukwano gwo
Nga wadde byali byakito
Watuuka nyo eli munda
Nzijukila eddobozi lyo
Ndowoza kuka mwenyuko
Kanyonyi jooli che tojja
Nsabilila nkulabeko obugalo mbukwateko
Watuka nyo eli munda
Mbuyana lwamukwano gwo nze njagala omanye buto
The kid you know

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Download the Howwe Music App
Howwe App