Byantama - Joe Rankz Ug

Byantama

5.0 of 5 stars
1 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Byantama Lyrics

Nawe..... love zone yee yeah yee

Baby T tell dem yee..bya love byantama

 First versus

Kyewakuguka waffa kimu kumya

Bwewandeka nga nkaaba

Nemikwano waffuba nojjintamya

Buli angambako nga ngaana yii

Mazima ebyaali ebirooto ..byaffuka

Birowoozo ndowooza kugwe

Tompita mamumaaso 

Kuba nagukuwa nogumenya menya

Kati mbu ozze olowooza kunze

Ebyo nabidumpingaaa aah

Byewansubiza nalaba katemba ...Eno ye love zone.....aaaah

     Chorus

Ebyo mukwano Tondaga ...nawe

           Tondaga

Byantama ebyalove.             ×2

Wandeka nga ate okaaba 

Kati ate nkulaba ojja ozunga

      Versus 2

Laba omuntu gwe nesiiga

Nonkutula omutima tewesiika

Wakutula bwesigwa... nonkutula omutima tewesiika....yee

Eno love najjimutinga

Kalinga akayimba naka loopinga.

Yegwe fake lover

Manya ye love zone .. aaaah

Chorus

MSport