Tondeka - Fame Dellah and AKalibar

Tondeka

5.0 of 5 stars
1 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Tondeka Lyrics

Na na na na na na 

A Kalibar

Fame Dellah

Topshutter

Some boy could know this

Ma baby girl you're mi number one

So me coulda never never never leave yo life

Nina omukwano gwenina laba

Njagala nkusanyuse 

Mukwano toloba

Kano akalulu nze nawe Ani?

Njagala mukwano gwolina

Naye onkubisa

Omukwano nze nguwe Ani

Baby baby girl

Tondeka

Komawo ewaka

Omukwano guwoma nsasira

Okomewo ewaka

Nange tondeka

Komawo ewaka

Omukwano guwoma nsasira

Okomewo ewaka 

Nga omukwano munji

Nga omukwano munji

Gwe aliko akalanji

Aah naye omukwano munji

Kuba omusajja gwolina yenze

Bano abayaye gwe bakyawe

Yegwe weka gwempita my bae

Ndota nga tuli nze nawe

Kulwo mukwano gwolina

Njagala lumu nkuzimbile kakalina

Olina byebatalina

Ate akabina bwokanyenyamu

Nga bakutya

Katino ntilibisa mpola

Nzijja nze lwa mukwano gwo

Mbakonkona raggae

Babuze nti omuyaye yaliko

Katino njigiriza

Otiribisa

Abayaye bonna okalakata

Obakonkona raggae 

tebalina manyi balina nkalamata

Tondeka

Komawo ewaka

Omukwano guwoma nsasira

Okomewo ewaka

Nange tondeka

Komawo ewaka

Omukwano guwoma nsasira

Okomewo ewaka 

Ma baby girl you're mi number one

So me coulda never never never leave yo life

Nina omukwano gwenina laba

Njagala nkusanyuse 

Mukwano toloba

Sigga butter kumugati

Mukwano tosiga bukyayi

Kuba omukwano lwelutambi

They don't know

Kuba omusajja gwolina yenze

Bano abayaye gwe bakyawe

Yegwe weka gwempita my bae

Ndota nga tuli nze nawe

Kulwo mukwano gwolina

Njagala lumu nkuzimbile kakalina

Olina byebatalina

Ate akabina bwokanyenyamu

Nga bakutya

Tondeka

Komawo ewaka

Omukwano guwoma 

nsasira

Okomewo ewaka

Nange tondeka

Komawo ewaka

Omukwano guwoma

 nsasira

Okomewo ewaka 

Katino ntilibisa mpola

Nzijja nze lwa mukwano gwo

Mbakonkona raggae

Babuze nti omuyaye yaliko

Katino njigiriza

Otiribisa

Abayaye bonna okalakata

Obakonkona raggae 

tebalina manyi balina nkalamata 

MSport