Nze ani - New Destiny Mass Choir

Nze ani

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Nze ani Lyrics

Nzize n(e) omutima ogumenyese

Mu bwetowaze n'egongyebw(a) era

Era

Ndese (e)mirimu gyange Mukama leero nyonger(e) okumanya

Ondabiridde nyo sitoma kitange

Mu by'okuly(a) ate nonyambaza yii!

Laba 

Okuumy(e) abantu bange

Mukama kano ke ndeese yamb(a) osiime 

Nz(e) ani munange nz(e) ani

Nz(e) ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)

Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo

(Ah Naye)

Luli bwe nali nv(a) eyo ku mulimu

Nasanga loole (e)zitomereganye

Ng(a) era n'abamu bafuuse mirambo yi!

Nakuwa k(i) obutaba mu bo!

Ebibadde bimpaga mbisudde leero

Nsaba mbe mwana wo nzize tuteese

Kano ke nina nkimanyi katono

Naye Mukama ke ndeese yamb(a) osiime

Nz(e) ani munange nz(e) ani

Nz(e) ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)

Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo

(Ah naye)

Amazima manyi tekyewalika

Okusobya

Kuba nkikola buligyo

Naye

Amatanta ngasudddeyo Mukama

Nsaba nkuw(e) omutima guno

Namwandu yakuwa ppeesa luli

Nay(e) omutima n'agukuwa gwonna

Era

Nzize nange leero Mukama

MSport