Butabika - Faima focus

Butabika

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Butabika Lyrics

Emboozi ye butabika

Laba dereva bwawona nno obutasibwa e luzira

Mboozi yebutabika

Omukisa namagezi agobutagobwa ku mulimo

PART 1

Kuviira ddala myaka ejo egye kyenda

Ngomuzadde atwala omwana ogenda kusomero

Asoome abeewo

Abamu nebirooto ebyokubeera ba lawyer

Balala ba dokitari abandi ba baller

Bikyuuka lwambeera nga akasente bye byooya

Nga tewali ayamba

Bwatyo nno musajja wattu mutyaba enzaalwa ye Ggomba

Agenda asome nno mwatuu abeeko kyayamba

Mweeno embeera yokukaaba mwana bwokomba

Embeera ya ssente byonna kugwa bwe butaka

Yayiiya mpola slow omusajja mumbeera

Alumba city kamwookya gyasooka okasibaaaa

Eyo yembeera

PART 2

Nga bwomanyi ebye uganda bwebikandanza bwotaba munoonyi wansimbi oba mukyakaze

Ono yafuna gwa dereva ngavuga balalu

Teri mulimu muzibu nga kuvuga balalu

Bwoyagala obbakkakanya ate bakuba nduulu

Balalu beyavuga kwoolo baali bamululu

Nkunnyumiza omusaja mutyaba haaaa haaaaaa

Mutyaba nga bulijo yakela kumakya Wanawankya

Atwale bebayita abavako ebutabika

Yabajanga luzila abatwala butabika

Wakati mulugendo anonya waba afuyisa

Yajipakinga bali wakati mu lusa sasa

Abatandika kuufuuyisa ati kubali era eraaaa

Laba omulalu bwaggulawo misinde nendulu mulusa laba ejjano 

MSport