Insido - Pretty Banks

Insido

4.5 of 5 stars
396 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Insido Lyrics

Da da da da deal done

A Pretty Banks on another one

Nessim Pan Production

Amazima today leka njogere kyensirikidde bulijjo

Mukwano gumpanise mu bire gunsitula nga biwujjo

Bwegunsuza mu kiro ne ku makya gunkeera nga bujonjo

Kaakati nkiraba, nkifuna

Ku kanyama ko nze kwe nina okusuna

Onzibye omutima

Bakuyite omushuma

Baleke ebigambo boogere naguma

Gwe gwe nasiriwala

Kimuli ky’ofukirira tekirikala

Ate nga ka langi matiribona

Nkalamata nkalamata

Wazze kweweweeza omumiro gano mata

Ate, fata fata fata fata

Nandyagadde okumanya nti abalala wata  

---

[Chorus]

Nnyumirwa okukuwa ky’osabye (insido)

Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye (insido)

Nnyumirwa okukuwa ky’osabye (insido)

Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye (insido)

Kyonna kyonna kyonna ekyetaagisa (nkikola)

Saba kyonna kyonna ekyetaagisa (nkikole)

Kyonna kyonna kyonna ekyetaagisa (nkikola)

Owone love ey’okupangisa (nkikole)  

---

[Verse 2]

Shaa, olinga November

Ogamba December come

Nga Santa, obeere Christmas lover

My rub and dub

Ogamba come on lover

Ne bye nkweka

Ogamba ndaga ndaga

Ne nkukyusiza omubiri

Ate ommanyi bw’eba nga ssaawa ya kikiri

Bw’oba olina akabuusabuusa baby believe

Sikuta olina omukwano n’omudidi

Mukwano ka massage

Bulumi sabotage

Gwe koma ku nze toba Hajji

I feel you buli touch (touch touch)

Any where you touch (touch)

Binyuma nga kubala cash

Nkalamata nkalamata

Wazze kweweweeza omumiro gano mata

Ate, fata fata fata fata

Nandyagadde okumanya nti abalala wata  

Lyrics by olla2faces 

Howwe TikTok