Easy - Barbedwire

Easy

5.0 of 5 stars
71 votes
Share this Song

Easy Lyrics

BWM Barbedwire Music

Kati Kano ndese ka easy azalawa ask your neighbor mubuuze, on my side okuyiya gwafuka muzze gwekyinyinyiza bambi easy .

 Kati your best friend wakulyamu olukwe mugambe easy, abenganda webakulyamu olukwe bagambe easy, gwe student omusomesa akunyiziza mugambe easy . Mukyifo kyokulwanagana, kwekubangana, kulumangana settle down ensonga muzigonjole Easy...

             Kati Kano ndese ka easy buli kyimu tukola Kya easy, ekyikumba twesala Kya easy nobwongo tuyina bwa easy .

           AYA BASS

Nga Bobi wine twebeleremu Kyo kyitufu tuyina okwebeleramu remember He created us in the same image tusobole okubeera obumu . Omugezigezi manyi yakyitegede dda wabula omusilu-silu nowomusekula mukyinu asigala kyekyimu .

Being in battle doesn't solve anything but convincing one another u can reach on the final solution . 

          Kati Kano ndese ka easy buli kyimu tukola Kya easy, ekyikumba twesala Kya easy nobwongo tuyina bwa .

Bwentunula bwenti I can see the young generation basuuse okuywa ebilagalalagala ngate remember muno munsi we are the sunshine ffe mataala .

Entalo zifuse entalo mu Uganda Kati nebuzza wa jetunada nga ensi jaffe Uganda Wakanda ngayejude ababanda, just a mier mistake oyagala kuwondela

but le mi ask Eno ye Uganda .

          Kati Kano ndese ka easy buli kyimu tukola Kya easy, ekyikumba twesala Kya easy nobwongo tuyina bwa easy .

  Anti Kabaka Barbed rap industry najiwamba tewali asobola kunenganga nga buli woyita bantelawo engoye enyelu nempitako, nebampubira obutambala obwelu paka mikono bafuyilira .Am a diplomate I don't disnfrinshise people .

Nze okuva obutto nga Nina ekyilooto kyokubeera Artist nga Nina nekyilooto kyokulinya ku red carpet luga mutademu ebilungo ndi ku speed ya njibwa boy ntolonkoka simanyi kyizungirizi .

Kyoba okola nsabila nkusabile ne katonda jaali atusasile nowulira oli ngavuma mune nti sile oluba akantu gwe bakutema bigele Kati nze nga Barbedwire kyembakutira nti mubitwale Easy .

                 END

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Download the Howwe Music App
Howwe App