Mpola - Adi Density

Mpola

5.0 of 5 stars
2 votes
Lotto
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Mpola Lyrics

Intro;

Density deh pan your screen

If you didn't know guess you know 

Real talks real vibes watcha now

1st Verse;

Bakatagaridde tagaridde mu

Abanene abotono bakubiridemu 

Nga kibulamu 

Refurbishing nenkakwatamu woe

New style and fashion 

Real fire fi burn 

Word power and the sound 

Real skilled magician

Non-stop to the top

Walking the chat wama

Chorus;

Kazine kano mpola mpola 

Tokapapira nga ki boss mpola mpola 

Mpola mpola

Tobamatiza tulekemu enkya aganakola 

2nd Verse;

Tuzze okulabisa buli alina omuzze 

Wakayima wango oba wamesse 

Tuzze abafere katubalabisse tuzze

Tuzze okubulira buli alina ategge 

Amattu katono mugatwazike 

Tuzze ragga kati tubasabike tuzze

Slow oh but sure oh

Real talk that's our motto

Ragga mwoyo mulondo 

Ffe kekalombo-lombo 

Muchwezi na bihogo 

Chorus...

3rd Verse

Tuzze okulabisa buli alina omuzze 

Wakayima wango oba wamesse again

Tuzze abafere katubalabisse tuzze

Woe bwetonya osubira ki

Bwegwaka mu tuntu wekyanga ki

Kati mukulu tutokooya 

Linda kigweyo ofumise kubyooya

Wano ba rapper twabagonza 

Mbakuba mulengo mbawuuta bu taaba

Bugolo nabanuusa 

Bwowulira obuyitira ako kaba kaka 

Chorus ×2...

1st Verse Repeat..

Chorus...

Outro;

Tebalaba nga balina amaaso

Tebawulira tubageme efujjo

Okuwunyiriza bagogole enyindo

Kuno kulabisa tubamale omweejo 

Mpola mpola slow but sure 

Mpola mpola therapy this a parlour 

Real talks our mwoto

Say we walking the talk 

Kati buli rapper ku kyooto

Answer to your crime seh you got to 

Density ye Pilato

Tewali kisa kima kiboko 

Nze Pilato 

Galamira funa kiboko 

Mpola mpola slow but sure 

Mpola mpola therapy this a parlour 

Lotto
Lotto
MSport