Onsakata - Martin Kayz

Onsakata

5.0 of 5 stars
12 votes
300x250 Banner

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Share this Song

Onsakata Lyrics

Onsakata

Walayi onsakata 

Onsakata 

Onsakata walayi onsakata 

Bagamba waragi bwa layisi bukuba okufa

Mbuno bukuba okufa 

Naye ate obwo obulungi bwo bebi nze bunkubaa okufaaaa

Yeah 

Gwe kati kyimanye

Nze onkuba nga njaga

Osinga puff za cegar ne shisha

Gwe kimanye

Nze onkuba nga njaga 

Buli lwe sikulabye nze mbela mukankana

Chorus X2

Vibe si ya masada 

Siri kanyonyi naye ate onkubisa butiida(nga Ronaldo)

Onkubye shot sadida

Musayi mumisiwa guduka nga okada

Yeah ahh

Engeli jofanana 

Nkakasa ku Dunia teli akufanana

Nagenze ne Jupiter teli akwenkana

Engeli jofanana gwe yeka eyefanana.   Yah

Onkabya nga mpa abaana

Simanyi oba bulikya ompe abaana

Byenkugamba byadala si marijuana 

Martin Kayz kambunyise amawanga

Chorus X2

Top Songs