VERSE 1 Yitawo eno
Onyumize obuboozi obunyumila
Ngamba yitawo eno
Leero ndi mu mood zikwagala
Sibili eli by’omanyidde
Leero nze akutte mu jokooni
Nako akasaati k’onyumidde
Yenze akatunze kukyalani
Omanyi walanda
Wantegula ngwala nga kalanda lugo
Nina ekiteeso
funa w’onteka onsibile mu lugo
Kati onyiga budinda
Kyona ky’osaba sikyalinda
CHORUS Kafumita bagenda
Wanfumita magenda n’amadda kyekyo
Kafumita bagenda
Nze eyalina amaalo wamala amaddu
Kafumita bagenda
Wanduka bukeka mbula nsandago
Hook X2
VERSE 2 Totaliza
Kakibe ekiryowa
Todiriza
Tondeka kudoowa
Tontankula
Nomala nobula
Twasenga ku bore bowa
Bw’owulira enyonta sena ng’onywa
Zino endokwalokwa zona
Ziwagule ozibikise
Kino ekimpaga kyona kyambalire okisilise
Ye nga binyuma
Ndi mu dubi mpuga
OUTRO VERSE: Yitawo eno
Onyumize obuboozi obunyumila
Ngamba yitawo eno
Leero ndi mu mood zikwagala
Wanfumita magenda namadda kyekyo
Wanduka bukeka mbula nsandago
POST CHORUS/ CLIMAX Kafumita bagenda
Kafumita bagenda
HookX2