Gunuma - Troy Mc

Gunuma

5.0 of 5 stars
1 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Howwe WhatsApp
Share this Song

Gunuma Lyrics

The heart is paining

It’s Troy MC 

[Gunnuma, Wegunkuba 

Gunnuma wegunkuba wegunuma ] x2

Ajajajajajaaa 

Listen gwe 

Yo gwe Wulira

Bwali budde bwakiro, nga ndi mu tulo 

Nali manyi okuloota wetaaga ba na Pilow 

Kino ekirooto kyono omwana kyali kya mbiro 

Newemba ninamu kido muwa nze nemba ku zero 

For yo sake I go follow, happy or you sorrow 

Nzije nkulabeko baby today or tomorrow 

Nkuletere Pizza,burger mpozi ne egg roll 

Awo nzije nkukwate ku booty nga wempisa engalo 

Day that I met u wetwali mu kyalo 

Omutima gwatelera wagunazaako enziro 

Nengoba abateesi bona abagala okuba mu ntalo 

Berabidde Troy waabwe nti nafuuka na Balo 

Nkomawo ewaka ekiro nga antegekedde ekyeggulo 

Wemala omuchere nenyama nga atekawo akalo 

Bintu bya mpola mpola, sure but slow 

Love yaffe yamulembe mwana ebuuse nensalo 

Omutima gunnuma,wegunkuba 

Gunnuma wegunkuba wegunuma 

Omutima gunnuma wegunkuba 

Gunnuma Gunnuma Gunnuma x2

Ajajajajajajaaaaaa

Yesssssss,the heart is paining 

It’s Troy MC ……….

Bakube x3

Kyoka wenkugamba nkwagala gwe otambula butambuzi 

Ninze kyoddamu nga nindiridde ninga embuzi 

Nze akusanira va kubuno bufala obulya enguzi 

Tugende nkukube embaga twanike obujulizi 

Ntwala mu bakadde obalage olulenzi 

Ogambe mummy ne daddy nti ono ye kipenzi 

Anamponya ennaku nokuyiwanga tears 

Muzaalire mufumbire Muwonye pop corns 

I’m the great man of your dreams listen to me baby 

Tugendeko mu church u be my wife i be your hubby 

Nja kuwa obukuumi nkuwonye ago agabbi 

Nze okukwagala ennyo I take it as my hobby 

Wemba nga ndi naawe tubeera bakabi 

Yadde nga waliwo abantu abatulaba obubi 

Batulemesa bagala tukozesa nsobi 

Wenakwatako kamu nze nja kakuba bukubi 

[Omutima Gunnuma,wegunkuba 

Gunnuma wegunkuba wegunuma 

Omutima gunnuma wegunkuba 

Gunnuma Gunnuma Gunnuma ]x2

Ajajajaj

The heart is paining 

[Gunnuma Wegunkuba 

Gunnuma wegunkuba wegunuma ]

Top Songs

Howwe TikTok