Omulungi wandese otya
Gwe laba ndi eno nfrezinga
Omukwano gwo gundi bukyika
Nomala ondeka ntya okumisinga
Omulungi wandese otya
Gwe laba ndi eno nfrezinga
Omukwano gwo gundi bukyika
Nomala ondeka ntya okumisinga
Nasigaza kyifananyi kyo
Buli lukya kwenkuba amaso
Mpubala nyo munda mutima
Ndi munzikiza gwe taala
Ya sitima
Tobifula biwanvu
Baibe
Wadde siganye ndi
Mwavu kankole nkuyiyize
Tobifula biwanvu
Baibe
Wadde siganye ndi
Mwavu kankole nkuyiyize
Omulungi wandese otya
Gwe laba ndi eno nfrezinga
Omukwano gwo gundi bukyika
Nomala ondeka ntya okumisinga
Omulungi wandese otya
Gwe laba ndi eno nfrezinga
Omukwano gwo gundi bukyika
Nomala ondeka ntya okumisinga
Yanguwa amaziga ogasangule
Nkovu zomutima ozivumule
Nyumirwa ndi awo wosula
Lubelela nze tonsibula
Misinga obugalo bwo
Buli wonkwatako
Mponya nga panadol
Nasayininga kukwagala
Eno wawamba sili kwevuma
Nasigaza kyifananyi kyo
Buli lukya kwenkuba amaso
Mpubala nyo munda mutima
Ndi munzikiza gwe taala
Ya sitima
Tobifula biwanvu
Baibe
Wadde siganye ndi
Mwavu kankole nkuyiyize