4.8 of 5 stars
202 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Howwe WhatsApp
Share this Song

Mpeke Lyrics

Boyi eno Love yo Fire,
Kati o njagala tuyalire omutima gwo wegusula,
Kubanga ewange olina ekifo, era n'ebwoteyanjula,
Mmmh, njagala tukireko ku Charles ne Asia,
Bakimanye nti nze Nyabo, omutima eyaguwangula,
Eeeeyee, twalina Nsi, era emisinde yajiyina (ah),
So omutima gwo yagugoba, Love yo teyajifuna,
Now that's how we be, Nze ndi match match yo (ooh),
Am in Love with you, Nze ndi mu Love nawe,
Bamanye nti wampangula, wampangula,
N'abazadde bali aware, bakimanyi nze ndi mu Love nawe (alooooh),
ne Yesu ku musalaba, yalonda munze lubirizi lwo (alooooh),
Yozefu butakufanana, naye nga nawe ojudde eneema (ojudde eneema),
Maria butakufanana, naye nga nawe ojudde eneema.
Singa Love yayina Empeke, nga Love eyina Empeke,
Singa Love yayina Empeke, nga bw'olumwa kumi na biri,
Singa Love yalina Empeke, nga love erina Empeke,
Singa Love yalina Empeke, nga bw'olumwa kumi na satu,
Ayayayayayayayayayaaaa, kumi na biri,
Ayayayayayayayayayaaaa, kumi na satu,
Ayayayayayayayayayaaaa, kumi na biri,
Ayayayayayayayayayaaaa, kumi na satu,

(Ooooh, kumi na satu) manya nakudata,
Tuli bakugatwa,
Njagala tube babiri for a long time,
Nga gwe Mamama, nga nze Tatata,
Gyal eno Love yo fire,
Nakudata tuli bakugata, njagala tube babiri for a long time,
Nga nze  Mamama, nga gwe Papapa,
Boyi eno Love yo fire,
Mama Fina atuteremu blessings, atukumire akabaani,
Guno omukwano gubulako wedding,
Already tulina Plan,
N'abazadde bali aware, bakimanyi nze ndi mu Love nawe (alooooh),
Ne Yesu ku Musalaba, yalonda munze lubirizi lwo (alooooh),
Yozefu butakufanana naye nga nawe ojudde eneema (ojudde eneema),
Mmmh, Love yo fire,
Singa Love yayina Empeke, nga Love eyina Empeke,
Singa Love yayina Empeke, nga bw'olumwa kumi na biri,
Singa love yalina Empeke, nga Love erina Empeke,
Singa Love yalina Empeke, nga bw'olumwa kumi na satu,
Ayayayayayayayayayaaaa, kumi na biri,
Ayayayayayayayayayaaaa, kumi na satu,
Ayayayayayayayayayaaaa, kumi na biri,
Ayayayayayayayayayaaaa, kumi na satu,

Aroma(Aroma) kumi na biri,
Beat (Beat) kumi na satu.

Top Songs

Kagwirawo